• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Minisita Ssekabembe akakiiko akagenda okukola enongoosereza mu mateeka agaddukanya ekikopo ky’ Amasaza

Gambuuze by Gambuuze
April 3, 2023
in Agafa e Mengo, Ebyemizzanyo
0 0
0
Minisita Ssekabembe akakiiko akagenda okukola enongoosereza mu mateeka agaddukanya ekikopo ky’ Amasaza
0
SHARES
96
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Bulange – Mmengo

Minista w’ Abavubuka, Ebyemizaanyo, n’Okwewummuza mu Bwakabaka bwa Buganda, Owek. Henry Sekabembe Kiberu, atongoza akakiiko, ka bantu 8, akagenda okukola enongosereza mu mateeka agaddukanya empaka za Masaza Cup 2023.

Omukolo guno minisita Ssekabembe akukoledde mu Bulange e Mmengo ku Mmande bw’abadde ayogerako eri bannamawulire nakakasa nti kino kigendereddwamu okwongera ku mutindo gw’ekikopo kino.

Akakiiko akatongozeddwa kakulirwa Bainamani Bernard, amyukibwa  Haruna Kyobe ate ng’omuwandiisi ye Saddam Sebuyira.

Kano era kaliko  bammemba okuli; Festus Kirumira, Walakira Mukisa Andrew,  Mwanje Dan, Lutaaya Joseph  ne  Zawedde Gladys.

Bw’abadde abanjula, Owek. Ssekabembe ategeezezza nti bano bakulambikibwa olukiiko oluddukanya empaka z’omupiira gw’Amasaza .

“Tubasuubira okukubaganya ebirowoozo ku nkyukakyuka ezikoleddwa mu mateeka naabo abakwatibwako era olukiiko luno lulina okulaba nti amateeka gaggyayo ebigendererwa ebyatandisa empaka zino. Nga bakola omulimu guno tubasuubira okwesigama ennyo ku nsonga Ssemasonga ez’Obwakabaka awamu n’enteekateeka Nnamutaayiika ekomekerezebwa,” Owek. Ssekabembe bw’agambye.

Ono agasseeko nti obuweereza buno bugenda kumala wiiki 2 era nga butandikiddewo kuba omulimu omukulu gwakulongoosa ebyo ebiriwo.

Owek. Ssekabembe yeebazizza abaali ku lukiiko luno naye nebalinyisibwa mu madaala olw’omulimu amatendo gwebakola okutumbula empaka zino.

Ssentebe w’olukiiko luno, Bainamani Bernard ayanirizza abakiise abapya ku lukiiko luno era neyeebaza Beene olw’okusumuusa bannabwe bebabadde bakola nabo okudda ku mutendera oguddako.

“Omulimu guno bagutuwadde okugumala mu wiiki 2, tweyama okugumaliriza n’okukola obulungi nga bwetusuubirwa,” Bainamani bw’annyonnyodde.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist