• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obufuzi

Kkooti y’Amagye eyimbudde Genero wa South Sudan eyakwatibwa mu 2018

Gambuuze by Gambuuze
March 15, 2023
in Eby'obufuzi, Uncategorized
0 0
0
Kkooti y’Amagye eyimbudde Genero wa South Sudan eyakwatibwa mu 2018
0
SHARES
36
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Makindye – Kyaddondo

Kkooti y’Amagye e Makindye eyimbudde omujaasi wa South Sudan ali ku ddaala lya ‘Lt. General’ William Mark Orobi bwemuggyeeko emisango gy’okusangibwa n’emmundu awamu n’amasasi ekikontana n’amateeka.

Omujaasi ono William Mark Orobi yasooka kulabikako mu maaso ga Ssentebe wa kkooti eno, Lt General Andrew Gutti nga August, 5th 2019 wadde emisango gyagizza 2018.

Oludda oluwaabi lwategeeza nti nga  April 5th, 2018, bweyali e Kigumba mu disitulikiti ye Masindi , Orobi  yasangibwa n’emmundu kika kya AK 47 awamu n’amasasi 19 ekimenya amateeka kuba bino bikkirizibwa kuba mu mikono gya bitongole bya byakwerinda.

Orobi emisango yagyegaana nasindikibwa ku alimanda mu bbalakisi ye Makindye naye oluvannyuma nayimbulwa ku kakalu ka kkooti eno nga bw’alinda omusango okuwulirwa.

Omusango bwegaleeteddwa ku Lwokubiri mu maaso ga Ssentebe wa kkooti eno aliko kati Brigadier Freeman Robert Mugabe, akulira oludda oluwaabi olw’amagye Pte Anthony Phillip Olupot ne Lt Gift Mubehamwe bategeezezza kkooti eno nti balina ebiragiro  okuggya enta mu musango guno.

“ Akulira eby’okuwaaba emisango atuwadde ebiragiro okuggya emisango ku Lt Gen Orobi. Atuwadde ebbaluwa tugiwe kkooti eno era tusaba kkooti egikkirize,” Olupot bw’ategeezezza kkooti.

Ssentebe wa kkooti eno Mugabe, ebbaluwa yagikkiriza era Lt. General Orobi naggyibwako emisango.

Okusinziira ku tteeka erifuga eby’okulwanyisa, singa omusango gw’okusangibwa n’ekyokulwanyisa gukusinga oba olina okusibwa emyaka 10  mu kkomera.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist