• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obufuzi

Sipiika Among asabye ababaka baleme kutya ludda ku nsonga z’omukwano gw’ebikukujju

Gambuuze by Gambuuze
March 9, 2023
in Eby'obufuzi
0 0
0
Sipiika Among asabye ababaka baleme kutya ludda ku nsonga z’omukwano gw’ebikukujju
0
SHARES
31
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Sipiika wa Palamenti, Anita Among asabye ababaka obutatya kulaga ludda nga akaseera k’okukuba akalulu ku tteeka erireeteddwa okulwanyisa omukwano gw’ebikukujju (Anti-homosexuality Bill 2023) katuuse nga balowooza nti singa baliwagira bajja kugaanibwa okugenda mu mawanga nga Amerika.

Okwogera  bino Sipiika Kadaga abadde akubiriza Palamenti wakati nga ebbago lino liwulirwa mu Palamenti oluvannyuma lw’okufuna Satifikeeti eraga weriteeka ebyenfuna by’eggwanga okuva ewa Minisita w’ebyensimbi Matia Kasaija.

Sipiika Among annyonnyodde nti ebbago lino ddungi eri empisa z’ensi n’ebiseera by’eggwanga eby’omu maaso nakakasa nti Palamenti weeri nnyo okukuuma ennono y’ obuntu ereme kusaanawo.

” Omulundi guno mugenda kutulaga oba mulaga omukwano gw’ebikukujju oba nedda,” Sipiika Among bw’ategeezezza ababaka bw’abadde alaga engeri gyebagenda okulondamu.

Sipiika Among agamba nti  akaseera  k’okulonda bwekanaaba katuuse, ababaka bagenda kuvaayo omu kwomu alonde ng’ ensi yonna eraba.

Bino webijjidde nga abantu ab’enjawulo olunwe balusonze mu bitongole  bya amawanga g’ebweru okuba nti bebavujirira ebikolwa bino.

Kati singa etteeka lino liyita, omuntu yenna akwatibwa  mu bikolwa bino oba eyeeyisa nga bbo wakusibwa emyaka egiwera 10 wabula tekimanyise bbanga  nteekateeka eno lyegenda kumala.

Kinajjukirwa nti mu mwaka 2014, ababaka ba Palamenti bayisa etteeka erigaba ekibonerezo ky’omusibwa amayisa singa oli asangibwa mu bikolwa by’omukwano gw’ebikukujju wabula oluvannyuma kkooti etteeka lino yalisazaamu.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist