• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obufuzi

Obwakabaka bwagala abakyala bayambeko okulwanyisa okutulugunya abasajja

Gambuuze by Gambuuze
March 7, 2023
in Eby'obufuzi
0 0
0
Obwakabaka bwagala abakyala bayambeko okulwanyisa okutulugunya abasajja
0
SHARES
42
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Minisita avunaanyizibwa ku by’obulamu n’embeera z’abantu mu Bwakabaka, Owek Dr. Prosperous Nankindu Kavuma ategeezezza nti Obwakabaka bugenda kuteeka essira okukunga abakyala okulwanyisa obutabanguko obukolebwa ku basajja nga beeyambisa Tekinologiya.

Kino kibikuddwa Owek. Nankindu bw’abadde ayogerako eri bannamawulire ku Lwokubiri ku nteekateeka z’okujaguza olunaku lw’ Abakyala olw’omwaka guno.

“Obubaka bwaffe ng’Obwakabaka ku mulundi guno amaanyi tugatadde ku kutulugunya abaami kuba tulaba nti abakyala balina omulimu munene gwebasobola okukola okutangira okutulugunya abaami n’abaana mu maka,” Owek. Nankindu bw’agasseeko.

Owek. Nankindu asabye abakyala buli kimu okukikola mu bukkakamu kiyambe okukendeeza embeera y’okusika omuguwa  ekivaako obutabanguko kitaase abaana mu maka, ku muliraano oba mu bika byabwe.

Ono ayagala abazadde n’abantu bonna bakozesa omutimbagano n’essimu okusomesa n’okubuulirira abaana ku kawuka ka Mukenenya nga bagatta ku mulimu Beene gw’akoze okukakkakanya.

Minisita Nankindu agamba nti omulamwa gw’omwaka guno ogwa Tekinologiya kisobokera ddala okwanguya empuliziganya eri abaana abawala n’abalenzi nekiyamba okusala ku misinde mukenenya kwasaasaanira.

Owek. Nankindu agamba  nti beetaaga ensi okumanya enkozesa ya Tekinologiya ennungi, entuufu era egwanidde okulwanyisa endwadde n’obutabanguko obwenjawulo.

Ssentebe wa bboodi y’Ekikula ky’abantu mu Minisitule y’ebyobulamu, Omuk. Nakazzi, agamba nti abantu bonna batulugunyizibwa nga ekizibu kino okusinga kiri mu baana.

Omuk. Nakazzi annyonnyodde nti ku mulundi guno bakowoola abakyala okuwa obweyamo kubanga okunoonyereza kuzudde nti ebitundu 44 ku buli 100 be baami abatulugunyizibwa mu maka.

Ono agasseeko nti bakukozesa Tekinologiya omuli , okukwata obutambi, amaloboozi n’okuwanika ebifaananyi  n’obubaka ku mikutu egy’enjawulo okulwanyisa ekizibu kino.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist