• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Kalidinaali Wamala n’omutaka Kannyana balambudde ekibumbe ky’ Engabi Ennyunga

Gambuuze by Gambuuze
February 28, 2023
in Agafa e Mengo
0 0
0
Kalidinaali Wamala n’omutaka Kannyana balambudde ekibumbe ky’ Engabi Ennyunga
0
SHARES
18
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Mmengo – Kyaddondo

Abazzukulu mu bino eby’enjawulo basabiddwa bulijjo okukulembeza Obuwangwa n’ennono mu buli kyebakola kibayambe okutambula obulungi mu bulamu era bakulaakulane awatali kusuula nnono.

Okusaba kuno kukoleddwa Omutaka Kannyana Daniel bw’abadde alambula n’okutongoza ekibumbe ky’Ekika ky’Engabi Ennyunga ku luguudo lwa Kabakanjagala e Mmengo ku Lwokubiri.

Mukulambula kuno, Omutaka abadde awerekeddwako Omutiibwa Kalidinaali Emmanuel Wamala ng’ono ye Katikkiro w’ekika eyawummula Damiano Lubega n’abazzukulu ba Kannyana.

Omutaka Kannyana agamba nti kino kyekiseera abazzukulu ba Buganda okwongera amaanyi mukunyweza Obuwangwa nénnono, okusobola okutangira wamu n’okulwanyisa emize emibi ,era neyebaza bazzukulube abakola omulimu omunene ogw’okuteekawo ekibumbe ky’ekika.

Ssenkulu w’ekitongole ky’ebyóbulambuzi mu Buganda, Omukungu Herbert Kasozi asinzidde ku mukolo guno n’asaba Obuganda ne Uganda yonna, okwongera okulambula eby’obulambuzi ebiri mu Buganda .

Ye Omwogezi w’ekika ky’ Engabi ennyunga, Steven Muyunga ategezezza nti  ekika kyabwe kirina emirimu egy’enjawulo gyekigenda okutandika okukola ku butaka okusobola okwekulaakulanya bwatyo nasaba abazzukulu okuwagira enteekateeka zino.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist