• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Beene asiimye fayinolo y’ Omupiira gw’ Amasaza ezannyirwe e Wankulukuku nga  4, Ogw’okusatu

Gambuuze by Gambuuze
February 9, 2023
in Amawulire, Ebyemizzanyo
0 0
0
Beene asiimye fayinolo y’ Omupiira gw’ Amasaza ezannyirwe e Wankulukuku nga  4, Ogw’okusatu
0
SHARES
28
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi asiimye empaka z’akamalirizo ez’ekikopo ky’ Amasaza wakati wa Busiro ne Buddu gizannyibwe ku ntandikwa y’omwezi ogw’okusatu nga 4, March, 2023 mu kisaawe e Wankulukuku.

Bino bibikuddwa minisita avunaanyizibwa ku bavubuka, ebyemizannyo awamu n’okwewummuza mu Buganda, Owek. Henry Ssekabembe Kiberu mu lukung’aana lwa bannamawulire olutudde mu Bulange e Mmengo ku Lwokuna.

“Njagala okutegeeza Obuganda bwonna nti Ssaabasajja Kabaka asiimye omupiira ogw’akamalirizo mu kikopo ky’Amasaza gubeerewo ku Lwomukaaga nga 4, Ogwokusatu, omwaka guno,” Owek. Ssekabembe bw’ategeezezza.

Owek. Ssekabembe agambye nti ku lunaku olwo emiryango gyonna gigenda kuggulwawo ku ssaawa 5 ez’emisana ate omupiira gutandike ku ssaawa 9 zennyini ez’olweggulo.

Minisita Ssekabembe era annyonnyodde nti omulamwa tegukyuusa nga gukyali ku basajja okubeera abasaale okulwanyisa akawuka ka Mukenenya bataase abaana ab’obuwala.

Okusinziira ku minisita Ssekabembe, omuntu asookerwako wakusasula emitwalo 2 ate abakungu bayingirire ku mitwalo 5 era Obuganda bwakutegeezebwa webayinza okuzigula nasaba abantu okujja mubungi.

Ono yeebazizza bannamikago okuli kampuni ya Airtel, BBS Terefayina awamu ne CBS FM, Abamasaza, olukiiko oluteesiteesi, obukiiko bwa ttiimu ez’enjawulo, FUFA awamu n’abawagizi olw’okuwagira enteekateeka eno mu ngeri ezitali zimu.

Mu ngeri yeemu Owek. Ssekabembe, ategeezezza nti Nnyinimu asiimye ne fayinolo y’ebika wakati w’Olugave n’ Endiga ebeerewo nga 11 ogw’okusatu, 2023 e Wankulukuku.

Mu mpaka  z’okubaka ab ‘Engeye bakuzannya Ab’emamba Gabunga okusobola okusalawo ani atwala engabo. Ate Ekkobe lizannye n’Effumbe okuzuula anaakwata eky’okusatu

Ate era ab’Olugave bazannye ab’Ennyonyi Enyange okusobola okunoonya anakwata eky’okusatu.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist