• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Mukomye okulowoozesa abaana nti okulima kwa bugubi – Katikkiro Mayiga

Gambuuze by Gambuuze
February 8, 2023
in Amawulire
0 0
0
Mukomye okulowoozesa abaana nti okulima kwa bugubi – Katikkiro Mayiga
0
SHARES
41
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Namayumba – Busiro

Katikkiro Charles Peter Mayiga asabye abantu bonna mu ggwanga naddala abazadde okukyuusa endowooza y’abaana b’eggwanga bakome okukyaawa eby’obulimi nga balowooza nti kuba kubonaabona nakweyitira bwavu.

Entanda eno Katikkiro Mayiga agiweeredde  Ssaza Busiro ku Lwokusatu bw’abadde bw’abadde alambula  abantu ba Kabaka mu Gombolola ye Namayumba ku kyalo Bukuku mu maka ga Mw. Nelson Kalyango omulimi w’emmwanyi ne gonja.

“Obulimi busobola okugaggawaza omuntu naye kisinziira ggwe bwolimamu. Mukomye okuwa abaana endowooza nti obulimi bwabugubi, mubayigirize, bayige bamanye nti obulimi busobola okukyuusa obulamu bwabwe era bamanye nti okulima kulimu omugaso, ” Kamalabyonna Mayiga bw’agambye.

Mukuumaddamula Mayiga yeebazizza Kalyango olw’obuteesaasira wadde abalala bamuyita mulema naye neyewaayo okukola nga abalala bali mu mwenge kuba obulema tebubeera ku mubiri wabula mu mutwe.

Ono annyonnyodde nti abantu ba byekwaso bebalina okuyitibwa abalema nasaba abantu bulijjo okukomya okwekwasa naye balwane okutandika n’ekitono kyebalina.

Ye Minisita ow’ Amawulire era omwogezi wa Buganda, Owek. Noah Kiyimba ategeezezza nti Buganda tekyalwana ntalo zakugaziya bitundu wabula okulwanyisa obwavu n’okutumbula embeera z’abantu nasaba abantu bonna okusitukiramu.

Bannabusiro Minisita Kiyimba abasabye omukisa gw’okubeera okumpi n’ekibuga kuba akatale weekali.

Ye omulimu w’emmwaanyi ne gonja,  Nelson Kalyango Kaseenene, annyonnyodde Katikkiro Mayiga nti ekirooto kyalina si kutunda mmwaanyi bweru wabula baagala kuzimba ekifo basobole okunywa kkaawa nga bamugasseeko omutindo.

Kalyango akubirizza abazadde okuwa abaana babwe abaliko obulemu omukisa kuba basobola bulungi okubeera ab’omugaso okusinga ate bebayita abalamu.

Ono  asabye abantu okunyikira okukola era balime ebitooke omuli ndiizi, gonja, bogoya n’ebirala okusobola okugoba obwavu.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist