• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obufuzi

Mpuuga atabukidde abamakomera ku by’obulwadde bwa Ssewanyana nokugaana abantu okumulaba

Gambuuze by Gambuuze
February 8, 2023
in Eby'obufuzi
0 0
0
Mpuuga atabukidde abamakomera ku by’obulwadde bwa Ssewanyana nokugaana abantu okumulaba
0
SHARES
26
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kigo – Busiro

Akulira oludda oluvuganya, Mathias Mpuuga atabukidde ab’obuyinza naddala abatwala amakomera olw’okulemwa okuteeka mu nkola ekiragiro kya kkooti ekyabasaba okutwala omubaka Allan Ssewanyana okufuna obujjanjabi oluvannyuma lw’okulemwa okumulaba eggulo ku Lwokubiri.

Mpuuga agamba nti kyewuunyisa okulaba nga Kamisona w’amakomera akyalemeseza omubaka Ssewanyana okufuna obujjanjabi obusingako nga kkooti bweyali yalagira.

Kino kiddiridde ebigambo okuyitingana nga biraga ng’ embeera ya Ssewanyana bweyeyongera okubeera embi oluvannyuma lw’okumala emyezi 17 mu nkomyo era nga kigambibwa nti takyasobola kutambula nga tebamukwatiridde.

Bino byawaliriza Mpuuga awamu n’abamu ku babaka okugenda mukomera e Kigo naye nebategeezebwa nti Ssewanyana mulwadde nnyo naye ate ab’ebyokwerinda nebabagamba nti Ssewanyana kennyini yagaanye okulaba abagenyi.

Wabula omubaka wa Kawempe North, Muhammad Ssegiriinya ng’ono yakwatibwa wamu ne Ssewanyana yannyonnyodde nti Ssewanyana amaze wiiki satu nga tasobola kwetambuza wadde okulya ekyongedde okuteeka obulamu bwe mu matigga era kati abakulu b’amakomera bagaanye omuntu yenna okumulaba era kati yalaba abagenyi abalina okuba aba Ssewanyana.

Owek. Mpuuga agamba nti kyewuunyisa okulaba nti bagaanye maama wa Ssewanyana ne mukyala we okumulaba bamanye embeera entuufu mw’ali era wano Mpuuga yategeezezza bannamawulire nti bano balina kyebakweka nga beekwese mu  Ssewanyana kuba nti tayagala bagenyi.

Kinajjukirwa nti omwezi oguwedde ogwa January kkooti enkulu e Masaka yakkiriza Ssewanyana aweebwe obujjanjabi obwenjawulo nga ekiragiro wekyafulumira nga Ssewanyana aweereddwa ekitanda mu ddwaliro lya  Mulago National Referral Hospital.

Ababiri bano baakwatibwa nga September 7, 2021 n’abalala 7  ku bigambibwa nti beenyigira mu ttemu ly’ebijambiya eryali mukitundu kya Masaka ne Lwengo. Bayimbulwa ku kakalu ka kkooti nga September 21  naye nebaddamu nebakwatibwa ku misango emipya egyali gibaguddwako.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist