• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obufuzi

Eggye lya UPDF lyava dda ku mulamwa ogwalitandisa – Gen Mugisha Muntu

Gambuuze by Gambuuze
February 6, 2023
in Eby'obufuzi
0 0
0
Eggye lya UPDF lyava dda ku mulamwa ogwalitandisa – Gen Mugisha Muntu
0
SHARES
26
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Musasi Waffe

Kampala

Eyaliko omuduumizi w’eggye lye ggwanga li UPDF, Gen. Mugisha Muntu agamba nti eggye  lya UPDF lyava dda ku kigendererwa ekyabatwala mu nsiko kuba kati likola kusanyusa muduumizi walyo ow’okuntikko nga terikyalina bwetengeredde.

Bino Gen. Mugisha Muntu abyogeredde mu Kampala ku Mmande bw’abadde ayogera ku lunaku ;wa Tarehe Sita, eggye lya UPDF bweribadde mukujaguza emyaka 42 bukya litandikibwawo n’ekigendererwa eky’okununula bannayuganda.

Gen. Mugisha Muntu ategeezezza nga bwebalumba ensiko okununula bannayuganda ku gavumenti ezaali zirinyirira eddembe ly’obuntu naye byonna byaddamu dda nga n’obukulembeze bwe ggwanga bukyalemye okudda mu mikono gya bannansi.

Mugisha Muntu agamba nti UPDF yabula okuva ku kigendererwa nga kino kize kikolebwa bannabyabufuzi abenoonyeza ebyabwe. Okusinziira ku Mugisha Muntu  bannamagye tebandibade nabuzibu kubanga bangi batendekedwa wabula bayingiziddwamu ebyobufuzi nebava ku kuweereza eggwanga nebatunulira omukulembeze w’eggwanga n’ebigendererwa by’ekibiina ekimu.

Ku nsobi ezeyongede eggye ly’eggwanga n’ebitongole ebikuuma ddembe gamba ng’okuwamba abantu, okutulugunya abatayina musango nebannamagye okwenyigira mu kibba ttaka …Mugisha Muntu agamba nti ekizibu kivude ku muduumizi w’okuntiko okutamiira obuyinza n’asigaza kimu kyoka kyakutunulira ntebe ye ekise ebitongole ebirala.

Gen Muntu annyonnyodde nti Uganda eri mukaseera kazibu nnyo okusobola okukyusa obukulembeze mu mirembe naddala mu kiseera ng’eggye lye ggwanga teryetengeredde nasaba amagye gaggyibwe mu by’obufuzi era gadde ku nnono y’okussa ekitibwa mu ddembe ly’obuntu.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist