• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Minisita Waggwa Nsibirwa asabye abazadde okulambika abaana mu mirimu egibakulaakulanya

Gambuuze by Gambuuze
January 27, 2023
in Agafa e Mengo
0 0
0
Minisita Waggwa Nsibirwa asabye abazadde okulambika abaana mu mirimu egibakulaakulanya
0
SHARES
19
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bwaise – Kyaddondo

Omumyuka Ow’okubiri owa Katikkiro era Omuwanika wa Buganda, Owek. Robert Waggwa Nsibirwa asabye amaka ku mitendera egy’enjawulo okulambika abaana mu makubo amalungi agasobola okubakulaakulanya kiyambe okukendeeza ku bbula ly’emirimu eriri mu ggwanga.

Owek. Nsibirwa agamba nti singa abaana baviira ddala mu buto nga balambikiddwa ku mikutu n’emirimu omuva ensimbi ebbula ly’emirimu lisobola bulungi okufuuka olufumo.

Bino Owek. Waggwa abyogeredde mu kuggalawo omusomo gw’ebyemikono oguyindide ku ssomero lya Emmanuel college e Bwaise ku Lwokutaano.

“Uganda erina ekizibu ky ‘ebbula ly’ emirimu naye ekizibu ekisinga obunene bwe bukulembeze ku mitendera egy’enjawulo. Wano waliwo abantu abalina ebizibu nga singa obibakolerako basobola okusasula ssente okugeza singa osobola okukanika essimu netereera,” Owek. Nsibirwa bw’annyonnyodde.

Ono ategeezezza nti emirimu gy’ebyemikono esinga obungi gyetaagibwa mu bitundu ebyenjawulo buli kaseera bwatyo neyeebaza abakulira essomero lino olwekyo ekikoleddwa.

Omukulu w’essomero lino, Paul Kiguba, annyonyodde nti enteekateeka eno yakubangawo buli luwummula okulaba nga embeera z’abantu zikyuka basobole okweggya  mu bwavu era nasaba abaganyuddwa okussa mu nkola bye bayigiriziddwa .

Enteekateeka eno egendereddwamu okukyuusa embeera z’abantu be Bwaise n’okukendeeza ku kusomoozebwa kwebasanga olw’ebbula ly’emirimu n’obwavu nga babawa obukugu okwetandikirawo emirimu gy’ebyemikono.

Bano babanguddwa mu bintu nga okufumba cake , okukanika , okusiba enviiri n’okukukuba bulooka.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist