• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obufuzi

Poliisi eremesezza olukung’aana ku mafuta olubaddemu Bobi Wine ne Besigye

Gambuuze by Gambuuze
January 24, 2023
in Eby'obufuzi
0 0
0
Poliisi eremesezza olukung’aana ku mafuta olubaddemu Bobi Wine ne Besigye
0
SHARES
16
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Ab’ebyokwerinda balemesezza olukung’aana olubadde olw’okukubaganya ebirowoozo ku nsonga z’omudumu gw’ amafuta (East African Crude Oil Pipeline -EACOP) omubadde mulina okwogerera Dr. Kizza Besigye awamu ne Robert Kyagulanyi Ssentamu nga egamba nti lubadde mu bukyamu.

Ensisinkano eno ebadde erina kubeera mu Emerald Hotel e Wandegeya mu Kampala nga lubadde lwategekeddwa aba African initiative on food security and environment (AIFE-Uganda), n’ekigendererwa ky’okubangula bannansi  ku nsonga z’enkyukakyuka y’embeera y’obudde.

Okusooka aba AIFE basoose kulumiriza  nga bweyabadde etandise okutiisatiisa abamu ku bakozi babwe ate nga buli kimu bakikoze mu mateeka.

“Tuvumirira ekya Poliisi okutiisatiisa ababadde abategesi. Olukung’aana luno lubadde mu mateeka. Tulina eddembe okuwa endowooza zaffe,” ekiwandiiko okuva mu ba AIFE bwekisomye.

Olunaku okutegekeddwa olukung’aana luno lukwataganye  ne Pulezidenti Yoweri Museveni kw’alina okutongoleza omulimu gw’okutandika okusima amafuta e Buliisa ku luzzi lw’ amafuta olwa Kingfisher.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist