• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Aba Ganda Boys bakiise embuga, Nnaabagereka abatendereza olw’okutumbula Oluganda

Gambuuze by Gambuuze
January 24, 2023
in Agafa e Mengo
0 0
0
Aba Ganda Boys bakiise embuga, Nnaabagereka abatendereza olw’okutumbula Oluganda
0
SHARES
35
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Bulange – Mmengo

Bannayuganda  aba ‘Ganda Boys’ Denis Mugagga ne Daniel Ssewagudde, abakoze ebyafaayo mu kisaawe ky’ okuyimba oluvannyuma lw’okukuŋŋaanya kkwaaya ku Ssemazinga 6 nebayimba Ekitiibwa kya Buganda, olwa leero bakiise embuga.

Bano basisinkanye  Nnaabagereka Sylvia Nagginda, Katikkiro Charles Peter Mayiga awamu n’abakungu e Bulange e Mmengo nebawera okwongera okutambuza ensonga za Buganda.

“Omulimu gwebatukoledde mulungi nnyo era wadde mubalabye kati naye tubadde tukolagana emyaka 10 egiyise kuba baagala nnyo Buganda era baagala okulaba nga Buganda n’abantu bakulaakulana n’ennono esobola okukula,” Nnaabagereka Nagginda bw’ategeezezza.

Nnaabagereka annyonnyodde nti ennono ya Buganda teyamba baganda bokka naye n’abantu abalala mu nsi yonna naddala okusobola okuzza Obuntubulamu mu bantu.

Katikkiro Mayiga bw’abadde ayogerako gyebali ategeezezza nti mu lugendo lw’okuzza Buganda ku ntikko buli omu aliko olugendo lwe era neyeebaza aba Ganda Boys olw’okukozesa ekitone ky’okuyimba okutumbula Buganda.

Owek. Mayiga ategeezezza nti akyasuubira ebirungi bingi okuva mu bavubuka bano.

Aba Ganda Boys nga bakulembeddwamu Mugagga bategeezezza nti olunaku lw’okuloopa olutabaalo  babadde balulindiridde era nebeeyama okufuula Buganda ensonga yonna gyebabeera.

Okusinziira ku Mugagga ne Ssewagudde bagamba  nti abantu baagadde nnyo okumanya ebikwata ku Buganda era bakkiriza nti ennono za Buganda ng’ obuntu bulamu zezimu kuzisobola okutaasa ensi mu buzibu bwerimu kati.

Mugagga agamba nti bakugenda mu maaso n’okubuulira enjiri ya Buganda era bakkiriza nti ennyingo ez’enjawulo ez’obuntu bulamu zakukyuusa ensi.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist