• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Katikkiro Mayiga alambudde Abasaakaate, abasabye  okunyweza byebayize

Gambuuze by Gambuuze
January 20, 2023
in Amawulire
0 0
0
Katikkiro Mayiga alambudde Abasaakaate, abasabye  okunyweza byebayize
0
SHARES
25
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Kabembe – Kyaggwe

Mukuumaddamula Charles Peter Mayiga olwa leero ku Lwokutaano alambudde Abasaakaate ab’enjawulo abali ssomero lya Muzza High School e Mukono  mukubangulwa  nabasaba okunyweza ebyo byebayize.

Katikkiro Mayiga alambuziddwa, omutandisi w’essomero lino, Omuk. Wilson Mukiibi Muzzanganda, Abaami ba Kabaka awamu n’abagunjuzi.

“Omulimu ogusinga okubeera omukulu mu ggwanga gwa kugunjula emiti emito olwo nekuddako obujjanjabi ebirala nebigoberera. N’olwekyo abatandisi b’amasomero n’abagaddukanya balina okwebazibwa olw’okugunjula abaana b’ eggwanga.”

“Nneebaza abagunjuzi abasomesezza abaana baffe ebintu ebyenjawulo byebabadde tebamanyi kubanga bino bijja kubayamba mu bulamu bwabwe bwebanaaba beeyongera okukula nga babuvunaanyizibwa, awamu n’empisa ennungi,”  Katikkiro Mayiga bw’ategeezezza.

Mungeri yeemu Katikkiro yeebazizza Abasaakaate abakoze obulungi era nabasaba okunyweza ebyo byebayize omulimu okulunda, okukola ebintu ebyenjawulo awamu n’obuntubulamu.

Yeebazizza nnyo abatandisi b’amasomero olw’omulimu gwe bakola okugunjula emiti emito.

Omukungu Muzzanganda yeebazizza Nnaabagereka olw’enteekateeka eno nakakasa nti egenda kukola kinene ku kukyuusa ebiseera by’eggwanga eby’omu maaso.

Omu ku bagunjuzi, Ssempa Mathew agamba nti abaana bano babadde batemeddwatemeddwamu ebibinja  18 nga buli kimu kituumiddwa erinnya ly’ essaza era n’omukulembeze w’ekibinja afuna ekitiibwa ky’omwami w’essaza era kyebasinze okusaako essira z’empagi z’obuntu bulamu.

Mu nteekateeka yonna ey’okuvuganya okuva mu Masaza 18 wakati w’abayizi abeetabye mu nteekateeka y’omwaka guno  ziwanguddwa essaza Busiro oluvannyuma lw’okukung’aanya obubonero obungi mukuvuganya ku nsonga ez’enjawulo.

Omu ku basaakaate, Nakabugo Francisca, agamba nti yajja tamanyi kuwata, okulima wadde okuyimba Ekitiibwa kya Buganda bwatyo neyeebaza  Maama Nnaabagereka olw’okubawa omukisa.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist