• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Uncategorized

Ssaabalabirizi Kazimba alabudde gavumenti ku babba ettaka

Gambuuze by Gambuuze
January 9, 2023
in Uncategorized
0 0
0
Ssaabalabirizi Kazimba alabudde gavumenti ku babba ettaka
0
SHARES
26
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Ssaabalabirizi w’ekkanisa ya Uganda,  Dr. Stephen Kazimba Mugalu atabukidde abanene mubitongole bya gavumenti abalemedde ku kunyaga ettaka ly’ abantu awamu n’okusindikiriza abanaku.

Obubaka buno Ssaabalabirizi abuweeredde mukusabira eyali Ssaabawolereza wa gavumenti eyawakati Peter Nyombi ku Africana awamu n’okutongoza akatabo akalimu ebyafaayo bye nga kawandiikiddwa mutabani we Solomon Ignatius Nyombi.

Kazimba ayogedde ku Nyombi nga omuntu eyakolerera ennyo emirembe era buli lukya yali ayagala nnyo okuteesa okusinga ebintu ebirala byonna.

“ Yali muntumulamu nnyo era buli lukya yagambanga nti abantu be awamu n’ abanaku bafuna obulamu obulungi,”  Kazimba Mugalu bwe yagambye.

Kazimba avumiridde ekibbattaka ekisusse nga kati bano batwaliramu ettaka lye kkanisa awamu n’ettaka ly’ abanaku neyeewunya bano obugagga gyebabutwala.

Omubaka wa Uganda e Dubai, Henry Mayega yayogedde ku Nyombi nga omuntu omwesimbu, era ayimirirwako ensonga. Mutabani wa Nyombi, Solomon Ignatius Nyombi era eyakulembeddemu omulimu gw’okuwandiika ebyafaayo bya Nyombi ategeezezza nti  bakufuba okusangulawo obulimba obwamuteekebwako era bamanyise ensi ku mukululuo kitaabwe gweyaleka.

“Waliwo ebintu ku kitange  ensi byetamanya. Teyayagala kwanukula bintu byali bimwogerwako mu mawulire naye buli lwebyajjanga yafukamiranga nasaba. Era yagendanga e Nakasongola okulaba abantu bakiikirira, awulirize ebizibu by’ abantu be.

Ono annyonnyodde nti omulimu gw’okuwandiika ekitabo kino yagutandika kitaabwe akyali mulamu okutuuka lweyafa 2018.

Omugenzi Peter Nyombi yali munnamateeka era Ssaabawolereza. Yaliko omubaka wa Palamenti owa Buruuli mu disitulikiti ye Nakasongola era Cansala w’ Obulabirizi w’e Mityana.

Omukolo guno gwetabiddwako eyali Ssaabalamuzi Benjamin Odoki eyali Omulabirizi w’e Namirembe,  Rt Rev Wilberforce Kityo Luwalira ne  Rev. Canon Dr. John Senyonyi.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist