• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Omuloodi Lukwago ayagala Gen Salim Saleh amulumirize, agamba tamusisinkangako wadde Muhoozi oba Museveni

Gambuuze by Gambuuze
January 9, 2023
in Amawulire, Eby'obufuzi
0 0
0
Omuloodi Lukwago ayagala Gen Salim Saleh amulumirize, agamba tamusisinkangako wadde Muhoozi oba Museveni
0
SHARES
31
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Omuloodi wa Kampala, Ssaalongo Erias Lukwago  agamba nti alinze kuwulira Gen. Caleb Akandwanaho amanyiddwa nga  Salim Saleh  bwamulumiriza ku by’okumuwa ssente awamu n’okukolagana naye kuba tamusisinkangako.

Bw’abadde ayogerako ne bannamawulire ku Mmande ategeezezza nti alina okuweewa ku katiibwa kuba y’omu ku bannabyabufuzi abatono abatalina kifananyi kyonna nga ali ne Gen.Saleh, Pulezidenti Museveni oba mutabani wabwe, Muhoozi Kainerugaba.

Okusinziira ku Lukwago kino kiraga nti abadde mwesigwa mu kiseera kyabadde nga Loodimmeeya awamu neweyabeerera omubaka mu Palamenti.

“ Sisinkanangako Gen Saleh wantu wonna mukaseera wemberedde Loodimmeeya oba wenabeerera omubaka wa Palamenti. Sikwatangako mu ngalo za Museveni wadde Muhoozi, bw’oba olina ekifaananyi kyonna oba nga tuli ku muklo gwonna, kireete,” Omuloodi Lukwago bw’agambye.

Kino kiddiridde obubaluwa obugambibwa okuva ewa Gen Salim Saleh okusaasaanira omutimbagano nga bulaga nga bw’abadde awa Lukwago obuyambi, wabula buno yasazeewo okubuyimiriza okutuuka nga Lukwago avuddeyo namwetondera olw’okumwogerako namuyingiza mu ntalo z’ebyobufuzi.

Kati Omuloodi agamba nti alina okwewulirako ku Gen Salim Saleh.

“Ensona gyetwogerako, sinawulira Gen Saleh ng’ aliko kyayogera era New Vision nagitutte mu kkooti esobole okunnyonnyola ani yabyogera,” Lukwago bw’annyonnyodde.

Omuloodi Lukwago agamba buno obubaluwa bugendereddwamu kuwugula bantu okuva ku nsonga enkulu nga ssente ezaduumuddwa mukuddaariza enguudo ezirimu ebinnya mu Kampala awamu  ne ssente empitirivu gavumenti zegenda okuguliramu abasuubuzi ettaka mu Kisenyi nga byonna bino byakubba nsimbi zamuwi wa musolo.

Lukwago agasseeko nti obubinja bwaba Mafiya bwebuli emabega wakino  era pulaani zabwe Minisita Kabuye Kyofatogabye yaziseesaamu.

Ono annyonnyodde  bano bagezaako okulaga ensi nti n’omuntu abalwanirira okusigala mu Kampala n’okutaasa ssente zabwe ate akolagana nabo.

Omuloodi Lukwago alaze okutya nti entalo zaaliko zisobola okutwaliramu obulamu bwe naye mwetegefu okufuuka omujulizi.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist