• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Uncategorized

Bro. Anatoli Wasswa wakuziikibwa ku Mmande ya wiiki ejja

Gambuuze by Gambuuze
January 3, 2023
in Uncategorized
0 0
0
Bro. Anatoli Wasswa wakuziikibwa ku Mmande ya wiiki ejja
0
SHARES
59
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kiteredde

Olukiiko olutwala Bannakalooli Brothers mu Ekleziya Katolika bategeezezza nti omusawo omunnoonyereza Bro Anatoli Wasswa agenda  kuziikibwa ku Mmande ya wiiki ejja nga 9, January, 2023.

Ekiwandiiko ekiriko omukono gw’ omwogezi wa Bannakalooli Brothers, Charles Dominic Kagoye kigamba nti omugenzi wakuziikibwa  mu limbo yaba Brother esangibwa e Kiteredde mu disitulikiti ye Kyotera.

Omukolo guno gujja kutandika n’ekitambiro ky’ emmisa ekigenda okutandika ku ssaawa 6 ez’omutuntu ku Mmande n’oluvannyuma aziikibwe.

Bro. Anatoli Wasswa Kiriggwajjo afudde ku makya ga Mmande mu ddwaliro e Mulago gyabadde yatwaliddwa okulongoosebwa omutima. Bro. Anatoli  ajjukirwa nnyo olw’okubeera munnaddiini eyasooka okuvumnbula n’okukozesa eddagala ly’ ekinnansi wakati nga abalala bonna baali balowooza nti bino byali byakirogo.

Brother Father Anatoli Wasswa abadde amanyikiddwa nnyo mu kwokya ebyawongo kko n’okuzibula abantu amaaso ku bukodyo abasamize n’abasawo ab’ekinnansi bwebakozesa mu kubba abantu.

Bro. Anatoli Wasswa afiiridde ku myaka 97 ate nga obwa ‘Brother’  abadde abumazzeemu emyaka 75 era abadde agenda kujaguza olw’ekkula lino.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist