• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Uncategorized

Asikaali bamukubye nebamutwalako emmundu e Magere

Gambuuze by Gambuuze
November 22, 2022
in Uncategorized
0 0
0
Asikaali bamukubye nebamutwalako emmundu e Magere
0
SHARES
32
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kasangati – Kyaddondo

Poliisi mu Kampala etandise okunoonyereza ku ngeri Asikaali wa kampuni y’Obwannanyini gyeyalumbiddwa abalumbaganyi ne bamusala awamu n’okumukuba n’oluvannyuma nebatwala emmundu ye.

Amyuka omwogezi wa poliisi mu Kampala n’emirilaano, Luke Owoyesigire agamba nti bino byabaddewo eggulo ku Mmande ku ssaawa 1: 30 ezakawungeezi e Magere mu Kasangati.

“Asikaali wa kkampuni ya  GKO security company yeyalumbiddwa nebamukuba ku mutwe awamu n’okumusalasala ku ssaawa 1: 30 era n’emmundu ye nebagitwala,” Owoyesigire bw’ategeezezza.

Okusinziira ku Owoyesigire  batuuseewo mangu era Asikaali ono nebasobola okumutwala mu ddwaliro e Mulago okufuna obujjanjabi awamu n’okutandika omuyiggo gw’emmundu eno eyatwaliddwa.

Bino webijjidde nga waliwo abalumbaganyi abatamanyika abagenda mu maaso  n’okulumba ab’ebyokwerinda nga babatwalako emmundu zaaabwe.

Ku ntandikwa y’omwezi guno bano balumba poliisi ye Busiika e Luweero ku ssaawa emu eyakawungeezi. Abeerabirako bagamba nti bano abali wakati w’omukaaga n’omusanvu olwatuuka mu ttawuni nebalagira abatuuze okuggala amaduuka gaabwe olwo nebalumba poliisi.

Bano era bazzeemu okulumba egimu ku misanvu gy’oyitako okutuuka ku mulyango gwa Balakisi ya UPDF eya Gaddafi mu Jinja nebatta omujaasi eyabaddewo era nebatwala emmundu ye neya munne eyali agenze ku dduuka okubaako byagula.

Oluvannyuma lw’okusalako ekitundu kino, abebyokwerinda baliko omusajja gwebakwata awamu n’omujaasi ono eyali agenze ku dduuka bayambeko mu kunooonyereza.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist