• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyobusubuuzi

Gavumenti eddiza bamakanika ekitundu ku katale ka Kisekka, bazina gunteese

Gambuuze by Gambuuze
November 15, 2022
in Ebyobusubuuzi
0 0
0
Gavumenti eddiza bamakanika ekitundu ku katale ka Kisekka, bazina gunteese
0
SHARES
35
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Gavumenti eddiza ekitundu kya katale kowa Kisekka ekibaddeko ekibaati okumala emyaka 8 eri abasuubuzi naddala bamakanika basobole okukikoleramu era bakikulaakulanye.

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga ki Kampala Capital City Authority (KCCA) kyekikoze kino wakati mu bukuumi obwamaanyi okuva mu magye ne poliisi.

Akulira ekitongole ki KCCA, Dorothy Kisaka asinzidde mu kifo kino nategeeza nti kyebakola kwekuteeka mu nkola ekiragiro kya Pulezidenti Museveni kyeyawa nabasaba okwezza obuyinza bw’obutale  era babuwe bamufunampola babuddukanye.

Kinajjukirwa nti ekifo kino kimaze ebbanga nga kikaayanirwa wakati w’abagagga abavaayo okukikulaakulanya awamu n’abasuubuzi.

Akulembeddemu ekikwekweto kino, Maj Gen Emmanuel Kuteesa  ategeezezza nti sibaakussa mukono okutuusa nga bamufunampola batandise okuganyulwa mu butale obwateekebwawo gavumenti.

Ye amyuka omubaka wa Pulezidenti mu Kampala, Yasin Ndidde Njasabiggu  agamba bamakanika okubafunira webakolera kigenda kuyamba nnyo ku kukendeeza obumenyi bwamateeka obubadde bufuuse ekyonga ewa kisekka.

Bo bamakanika n’abasuubizi baaniriza enteekateeka eno era nebasiima Pulezidenti Museveni olw’okubafaako era bano mukujaganya basaze ente nga akabonero ak’obuwanguzi bwebafunye oluvannyuma lw’ emyaka 8.

Engoma n’embuutu nabyo bisindogomye nga bamakanika bagamba babadde mumbeera mbi etabasobozesa kunoonya nsimbi.

Enkayana zino ezimaze ebbanga zibadde wakati wa gavumenti ne Rtd Brig Mugyenyi eyali nnanyini ttaka nerimutwalibwako mu lukujjukujju wadde gavumenti egamba nti ono gavumenti yali yamusasula.

Akatale kewa Kisekka keegasse ku Wandegeya okununulwa gavumenti nekadda mu mikono gya bamufunampola era KCCA erina enteekateeka ezitalaaga obutale bwayo bwonna nga ekola kyekimu.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist