• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Katikkiro Mayiga asabye abazadde okufaayo ku baana abaliko obulemu

Gambuuze by Gambuuze
November 8, 2022
in Agafa e Mengo
0 0
0
Katikkiro Mayiga asabye abazadde okufaayo ku baana abaliko obulemu
0
SHARES
30
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bukomansimbi – Buddu

Katikkiro Charles Peter Mayiga asomoozezza abazadde abasuula n’okulekawo abaana baabwe abalina obulemu okukikomya kuba abaana bano basobola bulungi okubeera ab’omugaso eri eggwanga.

Bino Kamalabyonna Mayiga abyogeredde Kawoko mu ggombolola ya Musaale Butuntumula e Bukomansimbi mu ssaza Buddu mu kuziika Joy Elizabeth Nanyanzi mukulu wa mukyala we Margaret Mayiga.

Owek  Mayiga agamba nti ekyewunyisa kwekuba ngate abaana bano abaweereddwa omukisa basobodde okukola ebintu ebikulu era nebafuukira ddala ensonga okusinga abo abataliiko bulemu.

Wano Katikkiro Charles Peter Mayiga wasinzidde neyebaza abazadde olw’okumulabirira nokumufaako okutuuka lwavudde mu bulamu bwensi.

Owek. Mayiga  agamba nti olw’ensonga eno, Obwakabaka okussaawo olunaku lwa Decemba 14 okwefumiitiriza ku bantu abaliko obulemu.

Omugenzi  Joy Elizabeth Nanyanzi ku myaka 10 omusujja n’olukusense byamuziba amaaso ekizibu kyawangadde nakyo okutuuka ku myaka 60 kweyafiiridde wiiki ewedde.

Wabula newankubadde abadde yafuna ekizibu kino  bakadde be Medard Walakira ne Nyina kati omugenzi tebamusuula.

Omukolo gw’okuziika gwatandise n’okusaba okukulembeddwamu omusumba wa St. Simeon Butenga Rev. Julius Ssonko, asomoozezza abantu okubaako kyebakolera abalala okusinga okwelaguza.

Ye Margaret Mayiga ne kitaabwe Medard Walakira boogedde ku mugenzi ng’abadde ekirabo mu maka gano ate olw’essanyu lyabadde nalyo buli kadde wadde nga abadde muzibe w’amaaso.

Joy Elizabeth Nannyanzi yazaalibwa mu mwaka gwa 1962 mu Augusto nga 4 yafudde nga 7 Nov 2022.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist