• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Owek. Nankindu akuutidde abantu ku buvaanyizibwa bwabwe

Gambuuze by Gambuuze
November 8, 2022
in Agafa e Mengo
0 0
0
Owek. Nankindu akuutidde abantu ku buvaanyizibwa bwabwe
0
SHARES
31
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Minisita wekikula ky’ abantu, ebyenjigiriza era avunaanyizibwa ku byobulamu mu Buganda, Owek. Dr Prosperous Nankindu asabye abantu bulijjo okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwabwe.

Okusaba kuno Minisita Nankindu akukoledde mu bimuli bya Bulange bw’abadde atikkula Oluwalo lwa bukadde 62 okuva mukitongole ky’abakyala ekivudde e Ssingo wamu n’ eggombolola ezivudde e Busiro ku Lwokubiri.

Owek. Mayiga  akaatiriza obukulu bw’ okukiika embuga nasaba abantu bonna okukitwala nga kikulu kuba buno buvunannyizibwa bwabuli muntu era lyelimu ku makubo agagenda okuyamba okuzza Buganda ku ntikko.

Ono abasabye era  okutwala ennono n’obuwangwa bwabwe nga bukulu era bayambe okubunyikiza mu balala naddala mu miti emito kuba bano bebayimiridde Buganda ey’enkya.

Minisita Nankindu bano abasabye okugondera ebiragiro by’ abasawo basobole okwewala ekirwadde ky’ Ebola ekiyinza okuzza eggwanga ku muggalo singa  kyongera okusaasaana mu bitundu by’ eggwanga ebyenjawulo.

Ye Minisita omubeezi owa gavumenti ez’Ebitundu Owek. Joseph Kawuki  bwabadde ayogerako nabantu ba Kabaka afalaasidde abazadde nga batuukiriza obuvunannyizibwa bwabwe eri abaana n’omwana omulenzi obutamusuula muguluka okuteekerateekera eggwanga abantu abagunjufu era abalimu ensa.

Akulembeddemu abaleese Oluwalo era Omwami wa Kabaka amulamulirako essaza Busiro, Ssebwana Charles Kiberu Kisiriiza  yebaziza eggombolola ezikiise embuga olw’okumannya obuvunannyizibwa bwabwe  ng’ abantu ba Kabaka ate nebafaayo okubutuukiriza.

Ono ayanjudde ebimu ku bintu ebitawaanya abantu omuli banakigwannyizi abeesomye okwesenza ku ttaka ly’Obwakabaka nga nebifo ebyobuwangwa tebabitaliza.

Baweze okusigala obumu era okutwala emirimu gya Beene mu maaso wakati nga bayiiya engeri gyebasobola okuvuunuka obuzibu buno.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist