• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Abasawo batiisizatiisiza okwekalakaasa olw’embeera embi mwebakolera

Gambuuze by Gambuuze
November 7, 2022
in Amawulire
0 0
0
Abasawo batiisizatiisiza okwekalakaasa olw’embeera embi mwebakolera
0
SHARES
42
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Abasawo abali mukugezesebwa mu by’eddagala, bannansi awamu n’abazaalisa bawadde gavumenti nsalesale wa nnaku 72 okusalira ebizibu byabwe amagezi oba sikyo bakuwummuza ebikola.

Bano baagala Minisitule y’ebyobulamu okuteeka mu nkola ekiragiro kya Pulezidenti kyeyawa nga alagira bano baweebwe ensimbi obukadde 2.5 buli mwezi.

Nga bayita mu kiwandiiko akulira ekibiina ekitaba abasawo bano ki Federation of Uganda Medical Intern (FUMI), Dr. Musa Lumumba agamba nti tebafunanga ssente za mwezi gwa  September ne October, wadde aba Minisitule y’ebyensimbi babategeeza nti ensimbi baaziweereza.

“Tuli mu mbeera nzibu, ssente ezo zezituyamba okufuna ebintu nga emmere, wetusula awamu n’okwambala naye kati tetulina wadde ekikumi,”  Dr Lumumba bwe yagambye.

Lumumba yagasseeko nti embeera eno tebasobozesa kutambuza bulungi mirimu gyabwe n’obukugu nga bwekiteekeddwa okubeera.

Kinajjukirwa nti nga June 1, 2021 Pulezidenti Museveni yasisinkana aba Uganda Medical Association ne Elders Forum nalaga okunyolwa ku mbeera y’abasawo abali mukugezesebwa mwebawangaalira.

Museveni wano yalagira bano baweebwe ekitundu ky’ensimbi eziweebwa abasawo ababeera bamaze okukakasibwa okusobola okutumbula embeera zabwe.

Lumumba agamba nti bakulu babwe abakakasibwa ku mirimu bafuna okuva ku bukadde 5.4 okutuuka ku bukadde 4.8 okusinzira ku mirimu egy’enjawulo egy’ekisawo.

Okusinziira ku Lumumba kino kitegeeza nti abagezesebwa balina kufuna makati naye kinyiza okulaba nti waliwo abafuna akakadde kamu n’ekitundu nga kuno kuliko n’omusolo gwa bitundu 30 ku buli 100 nebasigaza kumpi akakadde kamu akatasobola kubatambuza.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist