• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Uncategorized

IGP Ochola alabude abapoliisi, aliko baavunaanye obutemu

Gambuuze by Gambuuze
October 24, 2022
in Uncategorized
0 0
0
IGP Ochola alabude abapoliisi, aliko baavunaanye obutemu
0
SHARES
48
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Naguru – Kampala

Ssaabaduumizi wa Poliisi, IGP Martin Okoth Ochola alabudde abapoliisi okwegendereza nga bakola emirimu gyabwe era nabaako n’ abapoliisi babiri baguddeko emisango gy’obutemu.

Bano ababiri baali baweerezebwa mu UNRA wabula gyebuvuddeko baliko omukazi gwebakuba amasasi nebalumya n’abantu abalala babiri balamba.

Bw’abadde ayogerako ne bannamawulire leero ku Mmande, omwogezi wa poliisi, Fred Enanga  agambye nti bano okuli Evelyn Akello ne Elisa Muhumuza bakuba emmotoka y’ekika kya Isuzu amasasi eyalimu Eriya Tamale Twase ne mukyala we Violet Nansereko awamu ne mutabani wabwe.

Nansereko essasi lyamukwata mu liiso naddusibwa mu ddwaliro e Mulago gyeyafiira.

“Nga 28 September,  ku ssaawa 10 ez’olweggulo e  Bukasa mu Wakiso, abapoliisi bano ab’ekitongole ekirwanyisa obutujju mu poliisi abasindikibwa mu UNRA okubayambako okulawuna enguudo bwebaali mu bikwekweto byabwe mu mmotoka Toyota Hiace, basanga Isuzu eyali evugibwa Twase nga esimbye ku kkubo era wano Akello yavaamu nagenda weyali, Twase bweyamwekanga yasimbula era wano Muhumuza nabakubamu amasasi negakwata abagirimu,” Enanga bw’annyonnyodde.

Enanga agamba nti oluvannyuma omukazi Nansereko yatwalibwa mu ddwaliro e Mulago gyeyafiira bwebatyo nebasalawo basajja babwe  okubaggulako omusango gy’obutemu kuba mu kifo ky’okukuuma abantu ate badda mukubakubamu masasi.

“Ssaabaduumizi avuddeyo nalabula abapoliisi okwewala okukuba amasasi mu mmotoka ezitambula awatali kusooka kuzekaanya era bweba bakukikola balina kusooka kukakasa nti zabulabe,” Enanga bw’ategeezezza.

Enanga agasseeko nti bakukola kyonna okulaba nti abapoliisi bonna abeetaba mukunenya amateeka bakangavvulwa.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist