• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Uncategorized

Owa P7 e Bukomansimbi yeetugidde ku ssomero, abazadde bakitadde ku basomesa

Gambuuze by Gambuuze
October 21, 2022
in Uncategorized
0 0
0
Owa P7 e Bukomansimbi yeetugidde ku ssomero, abazadde bakitadde ku basomesa
0
SHARES
39
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bukomansimbi

Ekikangabwa kigudde e Bukomansimbi ku ssomero lya St. Jude Thaddeus Primary School oluvannyuma lw’ omuyizi wa P7 okwetugira mu kizimbe omuterekebwa ebitabo.

Ensonga eyavuddeko omwana ono, Paulo Luyimbazi ow’emyaka 15 okwetuga olunaku lweggulo tenamanyika wadde nga poliisi eriko abasomesa beekutte bagiyambeko mu kunoonyereza ku nsonga eno.

Omulambo gwa Luyimbazi gutwaliddwa ku ddwaliro lya  Masaka Regional Referral Hospital okwongera okwekebejjebwa.

Ab’enganda za Luyimbazi eggulo balumiriza abasomesa okutulugunya ennyo omwana wabwe natuuka okwetamwa ensi wadde nga bino tebyasobodde kakasibwa batwala ssomero lino.

“ Essomero lino ligaba ebibonerezo ebyamaanyi eri abaana. Omwana bamukuba batya embooko 80?” Omu ku booluganda bweyagambye.

Wabula ababaddewo ku ssomero bagamba nti, Luyimbazi aliko emisango gyeyakoze naye bwebamugambye okugenda ewa Heedimasita  yagenze mu kkuumiro lya bitabo ekyazeeko kuwulira nti yeetuze.

Mmeeya wa Ttawuni kkanso ye Bukomansimbi,  Christopher Ssekikubo omu ku basoose k weyeetugidde agamba nti omwana yamusanze ku ttaka nga alina omuguwa mu bulago.

Ye RDC we Bukomansimbi,  Jane Frances Kagaayi, asabye abasomesa okukwatagana n’abayizi okwewala ebikolwa nga bino.

Abatwala essomero lino bagaanye okubaako kyeboogera ku nsonga eno.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist