• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Ababaka ba Palamenti batendereza Nnaabagereka Nagginda ku kutumbula omwana omuwala

Gambuuze by Gambuuze
October 18, 2022
in Agafa e Mengo, Amawulire
0 0
0
Ababaka ba Palamenti batendereza Nnaabagereka Nagginda ku kutumbula omwana omuwala
0
SHARES
72
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Bulange  Mmengo

Ababaka ba Palamenti abakyala abeegattira mu kibiina ki  “Uganda Women Parliamentary Association”  batendereza omulimu Nnaabagereka Sylvia Nagginda gwakoze okutumbula omwana omuwala  n’abakyala mu ggwanga nga ayita mukitongole ki Nnaabagereka Development Foundation.

Bano Nnaabagereka bamusanze ku mbuga enkulu e Bulange  Mengo, mu kkakalabizo lya Maama Nnaabagereka, mu ttuntu lya leero ku Lwokubiri.

Abakyala  abakuliddwamu omubaka wa Uganda mu Palamenti ya East Afirika, Margret Nantongo Zziwa era baliko engule gyebawadde Nnaabagereka Nagginda nga bamusiima olw’omulimu guno nebategeeza nti kati waliwo bingi etuukiddwako.

Bano beebazizza  Nnaabagereka olw’enteekateeka ey’Ekisaakaate gye bagamba nti eyambye nnyo okugunjula abaana mu mpisa n’obuntubulamu, naddala abawala  era kibayambye okugenda mu maaso.

Maama Nnaabagereka Sylvia Nagginda, asiimye nnyo engule eno era n’asaba abakyala bonna abalina obusobozi, okusitukiramu balwanyise embeera y’abakyala, okufiira mu ssanya, awamu n’okulwanirira abaana aboobuwala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist