• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyemizzanyo

Aba Spear Group of Companies  bawaddeyo amazzi ku nteekateeka ya Bulungibwansi

Gambuuze by Gambuuze
October 5, 2022
in Ebyemizzanyo
0 0
0
Aba Spear Group of Companies  bawaddeyo amazzi ku nteekateeka ya Bulungibwansi
0
SHARES
47
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange -Mmengo

Kampuni  ya ‘Spear Motors Group of Companies’ ewaddeyo amazzi gayambeko ku ntegeka  y’entikko z’emikolo gy’ olunaku lwa Bulungibwansi ne gavumenti ez’ebitundu mu Buganda olugenda okuzibwa ku Lwomukaaga lwa wiiki eno nga 8, October, 2022.

Bano amazzi bagaleese ku mbuga enkulu e Bulange e Mmengo nga gakwasiddwa  Ssaabawolereza wa Buganda, Owek. Christopher Bwanika.

Ssaabawolereza asiimye  aba Spear Motor, olw’okuwagira enteekateeka z’Obwakabaka nga n’amazzi agaweereddwayo gaamugaso nnyo mu wiiki ey’okukola Bulungibwansi.

Asabye abalala okulabira ku bano, nabo baveeyo bawagire enteekateeka eno ate n’okwenyigiramu obutereevu nga basimba emiti awamu n’okukola Bulungibwansi.

Akulira abakozi mu Kampuni eno, Spear Motor Group Company, Ibrahim Kiwanuka, akulembeddeemu abaleese amazzi embuga agambye nti wiiki ya Bulungibwansi egendereddwamu okutumbula embeera z’abantu.

Wiiki ya Bulungibwansi yatongozebwa ku Mmande ya wiiki eno nga 3 Mukulukusabitongotungo, n’omulamwa ogugamba nti “Tunweze Enkola ya Bulunjibwansi okukuma Obutondebwensi”.

Kinajjukirwa nti Ssaabasajja Kabaka yawaayo olunaku lw’ Ameefuga ga Buganda olwa 8, October buli mwaka okukolerako Bulungibwansi okukuuma obutonde awamu n’okutumbula gavumenti ez’ebitundu.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist