• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Uncategorized

Ebya Zaake okukasuka ssente za Sipiika Among biranze, yali azaagala mu kyama

Gambuuze by Gambuuze
September 15, 2022
in Uncategorized
0 0
0
Ebya Zaake okukasuka ssente za Sipiika Among biranze, yali azaagala mu kyama
0
SHARES
42
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Eby’ Omubaka w’ekibuga kye Mityana, Francis Zaake okukasuka ssente Sipiika wa Palamenti Anita Among zeyamuweereza ng’ekirabo biranze nga kati obujulizi obuliwo bulaga nti ensimbi zino Zaake yazimanyako mu kiro nga enkya mbaga nga agattibwa ne mukyala we Bridget.

Kinajjukirwa nti wakati nga omukolo gw’embaga gugenda mu maaso omubaka wa Ndorwa East, Wilfred Nuwagaba yazikasuka  era wakati ekyaddirira kwekutenderezebwa okuva ew’ omumyuka w’ekibiina Waiswa Mufumbiro n’abalala.

Wabula ebizuuse biraga nti Zaake yali akimanyi bulungi nti ensimbi zino zijja era yagezaako okusaba azifune mu kiro ekyakeesa olunaku lw’ embaga kuba yalina obwetaavu bweyali ayagala okumaliriza.

Okusinziira ku nsonda ezeesigika ezabadde mu lukiiko lw’abakulembeze b’oludda oluvuganya olwatudde ku Lwokubiri lwa wiiki eno, Zaake yeemulugunya ku nsimbi zino obukadde 10 kuba ekisuubizo kyali kya bukadde 20 era zaalina kumuweebwa mu kyama so si ku mbaga kwennyini.

Ensonda era ziraga nti ekikolwa kino kyava ku bawagizi b’ekibiina ki NUP abaali abangi ku mukolo nga kyandibadde kya buswanvu Zaake okukwata ensimbi ate za Sipiika Among ng’ ate buli lukya agezaako okubalaga nti talina nkolagana yonna naye.

Abamu ku bamanyi ensonga bagamba nti ekikolwa kya Zaake kyali kityoboola ekitiibwa kye ng’ omubaka wa Palamenti era Kawasa.

Enkolagana ya Zaake ne Sipiika Among yali yagootaana  era natuuka n’okugubwa ku bwa Kamisona wa Palamenti nga bamulanga okuvvoola ekitiibwa kya Sipiika wadde yaddukira mu kkooti nga awakanya eky’okugobwa nga agamba nti tewali bwenkanya ku ye.

Ekyaddirira kwali kulagira n’emmotoka eyamuweebwa nga Kamisona wa Palamenti okumuggyibwako wabula negyebuli eno eno poliisi ekyaginoonya.

Enkola ya Zaake bangi ku bannakibiina ki NUP baginyigira nga bagamba nti evumaganya ekibiina kuba Zaake n’abavubuka mu kibiina kino baliko abakulu bebatyoboola obutereevu ekintu ekifiiriza ekibiina obuwagizi  nga abasinga bakitya olw’ enneeyisa ey’ ekiyaaye.

Bano bavumye awamu n’ okutyoboola buli agezaako okubagamba era abalozezza ku bukambwe bwabwe mulimu namyuka Pulezidenti w’ekibiina mu Buganda, Owek.  Mathias Mpuuga  ekireetawo ebibuuzo ku  biseera by’ ekibiina eby’ omu maaso.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist