• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Owek. Lwasa asabye abazadde okunnyikiza ebyenjigiriza mu baana

Gambuuze by Gambuuze
September 1, 2022
in Agafa e Mengo
0 0
0
Owek. Lwasa asabye abazadde okunnyikiza ebyenjigiriza mu baana
0
SHARES
42
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Amyuka Omukubiriza w’olukiiko lwa Buganda, Owek. Ahmed Lwasa asabye abazadde okwongera okunnyikiza ebyenjigriza mu baana era babayambe okudda ku ssomero okutangaaza ebiseera  byabwe eby’omu maaso.

Okusaba kuno Owek. Lwasa akukoledde mu Bulange e Mmengo ku Lwokuna bw’abadde  atikkula abakulembeze ku lukiiko lwessaza rye Kyaggwe Oluwalo.

Owek. Lwasa era asinzidde wano neeyeebaza bannanyini masomero ab’enjawulo abawaddeyo Sikaala okuwa omukisa abaana b’eggwanga abatalina busobozi okufuna omukisa ogusoma.

Ono  era akubiriza abakulembeze  bano nga baweereza okunyweza obumu kibayambe okugussa  obuvunannyizibwa bwabwe  eri Nnamulondo.

Omwami wa Kabaka amulamulirako essaza lino Ssekiboobo  Elijah Bogere Lubanga Mulembya ategeezeza nti basazeewo okukiika  embuga nga bakulembeze okwongera okunnyikiza amakulu g’ ennono eno mu bantu ate nokwekubamu ttooci  ku ntambuza y’emirimu.

Oluwalo luno luvudde mu bitongole eby’enjawulo ku ssaza lye Kyaggwe ne ggombolola era nga baleese oluwalo lwa bukadde 7 nemitwalo 60.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist