• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Dr Besigye akungubagidde  Gen Tumwine, asabye bannayuganda obutamusalira musango

Gambuuze by Gambuuze
August 29, 2022
in Amawulire
0 0
0
Dr Besigye akungubagidde  Gen Tumwine, asabye bannayuganda obutamusalira musango
0
SHARES
46
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Akulira ekisinde ki People’s Front for Transition (PFT),  Dr Kizza Besigye akungubagidde Gen Elly Tumwine eyafudde wiiki ewedde era nabasaba bannayuganda obutamusalira musango kwebyo ebyamusobako.

Okusaba kuno Besigye yakukoledde mu Kampala bweyabadde ayogerako ne bannamawulire ku Lwomukaaga.

“Ndowooza twewale okusalira abantu omusango naddala ng’omuntu amaze okufa kuba mu kiseera kino buli kimu kibeera kisigadde mu mikono gya Katonda,”  Dr Besigye bw’annyonnyodde.

Besigye agamba sikya buntu abamu okujaganya nga waliwo afudde nasaba abakikola okweddako.

Okusinziira ku Besigye kizibu okumanya omuntu enkolagana gyabadde alina ne Katonda mu kadde wafiiridde kuba wadde oli abadde yeeyisa bubi naye ate asobola okufa nga yeenenyeza.

Besigye annyonnyodde  nti ennono y’obwenkanya ewa omuntu ayogerwako eddembe okwewozaako naye ate kino tekisoboka ku muntu abeera afudde.

Gen. Tumwine yafiira Nairobi ku Lwokuna gyeyali atwaliddwa  okujjanjabwa oluvannyuma lw’okumala ekiseera nga atawaanyizibwa ekirwadde kya kkookolo.

Oluvannyuma lw’amawulire g’okufa kwa  Tumwine okusaasaanya obubaka obwenjawulo bwatandika okuva mu bannayuganda omuli obwali busaasira ate obulala bwali bukudaala nabamu okulaga nti tebanyoleddwa.

Besigye ategeezezza nti wadde bannayuganda bawulira nti batwaliddwako buli kimu gavumenti ya NRM olw’engeri gyebayisizaamu naye tebalina kusanyukira kufa kwa muntu.

Bw’abadde ayogera ku mugenzi naddala kwebyo byeyakola mu lutalo lw’ emyaka 5 olwaleeta NRA mu buyinza nga yali muntu wa mpisa era omukozi ekyo.

Share this:

Tags: Dr. Kizza BesigyeGen elly TumwineNational Resistance MovementPFT
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist