• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Buganda esse omukago naba Eminent Entertainment okutumbula Oluganda

Gambuuze by Gambuuze
July 29, 2022
in Agafa e Mengo
0 0
0
Buganda esse omukago naba Eminent Entertainment okutumbula Oluganda
0
SHARES
53
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Obwakabaka bwa Bugand bukoze omukago n’ekibiina ki Eminent Entertainment Group okusobola okukuuma obuwangwa n’ennono awamu n’okutumbula olulimi Oluganda.

Okusinziira ku bakulu ku njuyi zombi kaweefube ono wakwongera okubangula abayizi ku nkozesa y’olulimi oluganda entongole kibayambe okulukuuma n’okulutegeera.

Mu nteekateeka eno era omukago guno gwakuyamba okulwanyisa akawuka ka Mukenenya nga gulaga abayizi akabi akali mukwenyigira mu bikolwa by’abafumbo nga omuntu taneetuuka.

Kino kyakukolebwa nga  bayita mu mizannyo, katemba n’ebiyiiye ebirala era bano bagenda kubisimbuliza okuva ku kitabo ky’engero 22 era enteekateeka eno kulwa Buganda ekulembeddeamu munnamateeka Barbra Nansumba okuva mu woofiisi ya Ssaabawolereza.

Akulira  Eminent Entertainment Group Ddiiro Paul asiimye enkolagana eno etuukiddwaako era agamba nti emizannyo gino  baakugyeyambisa okukwasizaako Beene ku lutalo lw’okulwanyisa mukenenya nokunyikiza ennono mu bavubuka nga batambula mu masomero.

Ye Ssentebe w’ekibiina ky’olulimi Oluganda Lukabwe Fred Kisirikko ategeezeza nti  omukago gwebasse gwa gwakumala emyaka 3 era basuubira nti  kino kyakuzza empisa, obugunjufu, n’ennono mu baana erirabika nga ziserebye ensangi zino.

Enteekateeka eno etandika nga  29 ne 30 ku Sharing Hall e Nsambya.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist