• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Katikkiro Mayiga akuutidde  Abaami b’ eggombolola ku buyiiya n’obwerufu

Gambuuze by Gambuuze
July 12, 2022
in Agafa e Mengo
0 0
0
Katikkiro Mayiga akuutidde  Abaami b’ eggombolola ku buyiiya n’obwerufu
0
SHARES
52
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Bulange – Mmengo

Katikkiro Charles Peter Mayiga asisinkanye abaami b’eggombolola z’Obwakabaka nga abasinga ku bbo bakyali baggya mu buweereza buno nabakuutira okunyweza obuyiiya n’obwerufu basobole okuzza Buganda ku ntikko.

Obubaka buno Katikkiro Mayiga abuwadde aggalawo omusomo gw’ Abaami b’amagombolola ogubeerawo buli mwaka ku Lwokubiri, nga ku luno guyindidde mu Bulange e Mmengo.

“Bwobeera omuyiiya tosobeera byekwaso, ekbikusomooza obitemera empenda kubanga oli muyiiya, olina okuba omunyikivu ng’ojjukira nti Ssemutego tegulwala mugongo nga kyebagutuma tekinagukwasa….. Tetusobola kubeerawo nga twesaasira, tukooye emirimu gikooya era olaba okoze emirimu gyo nga tokooye omanya obulamu,” Katikkiro Mayiga bw’agambye.

Abasabye buli kimu bakikolere mu musana kuba obuweereza bwebalimu bwa Kabaka nga buli kimu kirina kubeera mu musana ng’ensi yonna era singa bakolera mu kwagala kijja kubayamba  obutalaba mirimu nga mugugu.

Owek. Mayiga abeebazizza olw’okutandikira emirimu mu maanyi nga kino kyeyolekedde mu nteekateeka ya Emmwaanyi Terimba n’Oluwalo awamu n’Amakula ga Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka.

Minisita wa gavumenti ez’ebitundu era aguddewo omusomo guno ogw’eggombolola eziwera 174, abategeezezza nti ekitibwa kya Buganda kirabikira mu mirimu gyabwe gyebakolera Obuganda nakakasa nti enteekateeka eno egenda kubaganyula nnyo.

Ate Minisita omubeezi owa gavumenti ez’ebitundu, Owek. Joseph Balikuddembe Kawuki asabye abamagombolola okutwala ebyo byebasomeseddwa nga bikulu okusobola okutumbula empeereza yabwe n’abantu ba Kabaka baganyulwemu

Enteekateeka eno ey’okusomesa, okubangula n’okusisinkana Abaami b’Eggombolola zonna eziwera 174 mu Buganda  ebeerawo buli mwaka era kati kafuuka kalombolombo.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist