• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Bannayuganda basabiddwa okwekwata obulimi n’obulunzi

Gambuuze by Gambuuze
July 6, 2022
in Agafa e Mengo
0 0
0
Bannayuganda basabiddwa okwekwata obulimi n’obulunzi
0
SHARES
36
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Doreen Nakagiri

Lubiri -Mmengo

Bananayuganda basabiddwa okwettanira obulimi n’obulunzi kibayambe okulaakulana n’okwegobako obwavu naddala nga balima emmwaanyi n’okuziriikiriza.

Okusaba kuno kukoleddwa Minisita omubeezi Ow’ebyobulimi, Ow’ obusuubuzi  n’Obweggasi mu Buganda, Owek. Hajji Amis Kakomo bw’abadde atikkula  Amakula okuva mu Bannakyaggwe ne Bulemeezi mu Lubiri e Mmengo ku Mmande.

Minisita Kakomo agamba nti ekiseera kituuse obulimi n’obulunzi abantu babitwale ng’emirimu gy’obuvunaanyizibwa era bagwenyigiremu era beegatte okusobola okulaakulanira awamu nga benyigira mu nteekateeka ez’enjawulo Buganda zereeta.

Katikkiro w’ebyalo bya Kabaka, Omukungu Moses Luutu, asabye abazadde okwongera amaanyi mu kugunjula abaana ab’obuwala  ekyokuyambako okukendeeza ku mpisa ezisebengeredde kwossa nenyambala etasaanidde mu baana.

Abàami b’eggombolola  banjudde alipoota omuli ebibasoomoza nebituukiddwako era nebawera okusigala nga batwala emirimu egyabakwasibwa mu maaso.

Abaleese Amakula muli eggombolola ya Mutuba VII Kawolo okuva e kyaggwe ne Mumyuka Nsege Butuntumula era mubireeteddwa mulimu emmere, ebisolo , ebibalala nebintu ebirala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist