• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyemizzanyo

Buddu yeetegekera kumegga Mawogola mu mpaka eziggulawo ez’Amasaza 2022

Gambuuze by Gambuuze
June 20, 2022
in Ebyemizzanyo
0 0
0
Buddu yeetegekera kumegga Mawogola mu mpaka eziggulawo ez’Amasaza 2022
0
SHARES
68
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Yusuf Muwuluzi

Masaka – Buddu

Abaddukanya ttiimu y’essaza lya Buddu batuula bufoofofo nga beetegekera okwaniriza Ssaabasajja Kabaka wamu n’okuzannya omupiira oguggulawo empaka z’omupiira gw’Amasaza ez’omwaka guno 2022 nga battunka ne ttiimu ye Mawogola ku Lwomukaaga luno nga 25/06/2022 ku kisaawe kya Masaka Recreational Grounds.

Bano nga bakulembeddwamu Ppookino Jude Muleke balonze akakiiko ka ttiimu y’essaza lino akagenda okukola ennyo okweddiza ekikopo ky’essaza lino era Ppookino akakasizza nti olw’okusiima emirimu akakiiko akakadde gyekakola konna kazzeemu okuweebwa emirimu.

Ssentebe w’akakiiko kano ye Lutaaya Joseph ate Minisita Harunah Kyeyune Kasolo n’omubaka Francis Katabaazi

Akakiiko kano Ppookino Muleke akasabye okukolera awamu nga tebataddemu byabufuzi okusobola okukomyawo ekikopo mu Buddu.

Mu ngeri yeemu akakiiko akalala kalondeddwa okuteekateeka omukolo Beene Ssaabasajja Kabaka kwagenda okuggulirawo empaka z’omwaka guno  era kano kategeezezza nti kakukola kyonna okutegeka omukolo ogujja mu kitiibwa ky’Empologoma.

Ssentebe w’akakiiko kano, Omubaka omukyala owa Kyotera Fortunate Nantongo ategeezezza nti beetegese bulungi naye nakunga abalina obuyambi bw’ensimbi n’ebirala okubuwaayo.

Okusinziira ku Nantongo ku mulundi guno abantu abagenda okubeera awali ebiyitirirwa okukyuusaamu ku nnyambala nga kuluno bakwambala makanzu n’abakyala busuuti okwongera okuweesa omukolo ekitiibwa.

Buddu yeerina ekikopo ky’omwaka oguwedde oluvannyuma lw’okukuba Buweekula 2-0 okutwala ekikopo kino nga ku luno eggulawo ne batabani ba Muteesa ab’e Mawogola.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist