• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyemizzanyo

Owek. Ssekabembe asabye abantu okujjumbira enteekateeka z’Obwakabaka

Gambuuze by Gambuuze
June 16, 2022
in Ebyemizzanyo
0 0
0
Owek. Ssekabembe asabye abantu okujjumbira enteekateeka z’Obwakabaka
0
SHARES
58
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange Mmengo

Minisita w’ Abavubuka, Eby’emizannyo n’ okwewummuzaamu mu Buganda, Owek. Henry Ssekabembe Kiberu asabye abantu bonna okwenyigira mu nteekateeka z’Obwakabaka ezigendereddwamu okutumbula embeera zaabwe.

Owek. Ssekabembe bino abyogeredde mu Bulange e Mmengo bw’abadde akwasa Aboogezi b’oku mikolo abeegattira mukibiina kyabwe ki, ‘Aboogezi b’oku mikolo United Association’ emijoozi gy’emisinde gya Kabaka egiwera kikumi mu kaweefube w’okuwagira enteekateeka eno.

Bano Minisita Ssekabembe abasabye okutalaaga mu bantu ba Kabaka nga babaagazisa enteekateeka n’emirimu gyonna egikolebwa Obwakabaka kuba kimanyiddwa nti ku mikolo gyebakolera emirimu gyabwe bakung’aanya abantu abawerako era babawuliriramu.

Okusinziira ku Minisita Ssekabembe omulimu gw’okuzza Buganda ku ntikko buvunaanyizibwa bwa bantu ba Kabaka bennyini nga kino basobola okukikola nga bagula emijoozi nebeetaba mu misinde gy’omwaka guno ogwa 2022.

Ye Ssentebe w’ ekibiina kino  Isma Kajja ategeezezza nti kibakakatako okuwulira ekiragiro kya Kabaka  era neyeyama nti bakwongera okugondera enteekateeka zonna ez’Obwakabaka nokuzaagazisa abalala.

Ono akoowodde aboogezi bokumikolo wansi wekibiina kyabwe abali eyo mu 1025 okubunyisa enjiri mu bantu bagule emijoozi nti eno yeemu kungeri gyebayinza okuddizaamu obwakabaka.

Emisinde gy’omulundi  gigenda gigenda kuddukibwa wansi w’omulamwa, “Abaami  tulwanyise Mukenenya tulwanyise abaana ab’obuwala.”

Era ku luno emisinde gigenda kukung’aanya abantu oluvannyuma lw’okumala emyaka 2 nga giddukibwa mu ngeri ya Ssaayansi era gyakubeerawo nga  3/07/2022 mu Lubiri e Mmengo era  Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka yasuubirwa okugisimbula.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist