• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Twitter eggadde ebibanja by’abawagira Muhoozi

Gambuuze by Gambuuze
May 31, 2022
in Amawulire
0 0
0
Twitter eggadde ebibanja by’abawagira Muhoozi
0
SHARES
69
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Abaddukanya omutimbagano gwa Twitter baggadde ebibanja by ‘abawagizi b’ Omudduumizi w’eggye ly’okuttaka mu UPDF,Lt Gen Muhoozi Kainerugaba.

Gyebukeeredde ku Lwokubiri nga bangi ku bano tebasobola kuyingira munda mu bibanja byabwe ku mutimbagano guno ekibaleetedde okutegeeza nga bwebayiganyizibwa olw’endowooza z’ ebyobufuzi zebalina.

Wadde ekituufu ku nsonga lwaki emikutu gino gigaddwa tekinamanyika wabula bategeezezza nti bwebalwanye okugezaako okugiyingiramu bategeezeddwa nga bwebamenye agamu ku mateeka agafuga omutimbagano guno.

Twitter  yategeezezza nti bano baziimudde agamu ku mateeka naye nesuuubiza okukwatagana ne bannanyini bibanja bino abalowooza nti ekyakoleddwa kyabadde kikyamu era bwezinazuulwa nti yabadde nsobi bakugibaddiza.

“Ekibanja ky’omuntu bwekikozesebwa okuvuma omulala oba okutiisatiisa tusobola okukiggala okumala akaseera oba okukiggalira ddala,” Twitter bwe yannyonnyodde.

Bano bagamba nti era kisoboka okuggala ekibanja ky’omuntu singa wabaawo abagezaako okukikikitanya okukiyingiramu nga kino kikolebwa okutaasa nnyini kyo.

Kinajjukirwa nti omwezi oguwedde, Gen. Muhoozi yawannulayo ekibanja kye ku mutimbagano gwa Twitter ku nsonga ezaali zitamanyiddwa wabula oluvannyuma yategeeza  nti yalina okusalawo kweyalina okusooka okukola.

Muhoozi azze agumya abawagizi be okubeera abanywevu era oluvannyuma lw’akaseera ono ekibanja kye yakizzaayo ku Twitter  negyebuli kati agukozesa wadde abantu abenjawulo mu ggwanga bazze bamukolokota nti agukozesa okuzannya eby’obufuzi ebyawula mu bantu ate nga munene mu maggye.

Share this:

Tags: Lt Gen Muhoozi KainerugabaTwitter
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist