• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Minisita Kyewalabye asiimye ababaka abaawakanyizza endagaano y’Emmwaanyi, asekeredde abagaana okujogerako

Gambuuze by Gambuuze
May 25, 2022
in Amawulire
0 0
0
Minisita Kyewalabye asiimye ababaka abaawakanyizza endagaano y’Emmwaanyi, asekeredde abagaana okujogerako
0
SHARES
71
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Lubiri – Mmengo

MINISITA w’ebyobuwangwa, ennono n’obulambuzi mu Buganda, Owek. David Kyewalabye Male asiimye obumu n’obuvumu,  ababaka ba Palamenti bwe bataddewo okuwakanya endagaano y’ Emmwaanyi era nasekerera abakugira bannansi okujogerako.

Okusiima kuno, Owek. Kyewalabye akukoledde mu Lubiri e Mmengo nga atikkula Amakula okuva mu bantu ba Kabaka ab’eggombolola ya Gombe Ssaabawaali ku Lwokusatu.

“Omanyi Uganda erimu amafuta naye ffe amafuta agaffe y’ Emmwaanyi, bwogateekako obukwakkulizo nogatunda nga tetunaba nagaggya mu ttaka nga n’emiti tekuli bimuli, nebawa omuntu endagaano erina emmwaanyi okusukka zetulima kati nga nezirijja mu maaso nazo zizze,” Owek. Kyewalabye bw’annyonnyodde.

Minisita Kyewalabye agamba nti tekikola makulu muntu omu okuweebwa emmwaanyi n’obuvunaanyizibwa bwonna.

“Waliwo abatutiisa obutajogerako naye tetusobola naddala bwetutunuulira mu maaso nga bayinza obutabaawo, tosobola kung’aana kujogerako nga nkimanyi nti mu myaka 40 tojja kubaawo, emmwaanyi gyetwogerako abasinga kwetwasomera era kyetutegeera,” Minisita Kyewalabye bw’agasseeko.

Minisita Kyewalabye ababaka abasabye bafefete endagaano ezirina ez’emmwaanyi kuba nnyingi gyeziri nga zinyigiriza bannansi.

Abasabye okwewala eby’obufuzi ebyawula mu bantu ba Kabaka kuba abali mu gavumenti eyawakati ne Buganda bonna baagala kulaba nga abantu bonna babeera bulungi.

Ku bantu abeefunyiridde okulumba Buganda, Minisita Kyewalabye alabudde nti singa ensobi eyakolebwa mu mwaka gwa 1966 eddamu okulowoozebwa, Uganda ejja kusangulwa ku maapu.

“Tetusobola kuddamu kukkiriza jjoogo eryo, kuba bwebamala ye olwo ggwe abeera addako, luli kyaliwo nga tetumanyi naye kati tetujja kukkiriza muntu yenna abyelogolezaako,” Minisita Kyewalabye bw’agambye.

Owek. Kyewalabye Male ategeezezza nti kati buli mutongole avunaanyizibwa butereevu ku mikolo gy’okwanjula okusobola okukuuma ennono n’obuwangwa ebadde enaabuuse mu Buganda nategeeza nti ensonga z’okusanyuka zirina okusigalamu naye ate n’ennono nkulu nnyo.

Minisita Kyewalabye  y’ennyimbe ategeezezza nti omuntu yenna asumika alina okuba nga alina ekifundikwa era ensonga eno bagenda kugikola nga bali wamu n’Abataka abakulu ab’Obusolya kiyambe okulwanirira ekitiibwa kya Kabaka  okukizza mu bantu.

Minisita Kyewalabye asiimye Ssaabawaali w’eggombola eno olw’okukunga abantu okutuukiriza ennono y’okuleeta Amakula embuga era nabasaba okuginywererako.

Katikkiro w’Ebyalo bya Kabaka Omuk. Moses Luutu  akubiriza abakulembeze bulijjo nga baweereza okussa essira ku kukola ku bwetaavu bw’abantu bebakulembera  nga beeyambisa obumu.

Omwami w’eggombolola eno, Dr. Eric Sserugo yeebaziza banna Kyaddondo  olw’okufaayo okutuukiriza  obuvunaanyizibwa bwabwe era nayanjula egimu ku mirimu egikoleddwa mu ggombolola  yabwe.

Agamu ku Makula agaleeteddwa mu baddemu emmere, ente n’embuzi awamu n’ebintu ebirala.

Share this:

Tags: Lubiri MmengoMengo PalaceMinisita David Kyewalabye MaleOmuk. Moses Luutu
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

No Result
View All Result
  • Omuko Ogusooka
  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.