• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Akabenje akalala katuze 6 ku luguudo lwa Mbale – Tirinyi

Gambuuze by Gambuuze
May 4, 2022
in Amawulire
0 0
0
Akabenje akalala katuze 6 ku luguudo lwa Mbale – Tirinyi
0
SHARES
41
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Tirinyi – Mbale

Akabenje akalala kaguddu ku luguudo lwa  Mbale –Tirinyi nekatta abantu abawera 6 ate abawerako nebagendera ku bisago ebyamaanyi.

Omwogezi wa poliisi mu ggwanga, Faridah Nampiima agamba nti akabenje kano kabaddemu emmotoka 3  okwabadde Toyota Hiace abasinga gyebayita  Drone nnamba UBJ 676W ,  endala  takisi nnamba UBH 437K ne Toyota Raum nnamba 995A happened.

Nampiima agamba nti akabenje kano kagudde mu kafo akamanyiddwa nga Mailo Tano ku luguudo lwa Mbale-Tirinyi ku ssaawa 12 ez’okumakya.

“ Abantu 6 bebakakasiddwa nga bano kuliko;  Mulabi David,   Namarome Fatima,  Nambafu kurusum,  Kafero isaka, n’omusajja omulala atanategeerekeka linnya ,” Nampiima bw’ annyonnyodde.

Nampiima agamba nti waliwo  ategeerekese nga  Saida Nandigobe nga ono afunye ebisago ebyamanyi awamu n’abalala babiri atatategeerekese mannya.

Ono annyonnyodde nti akabenje kavudde ku mugoba wa takisi UBJ 676W abadde avuga endiima era akakasizza nga abagoba ba takisi zino zombi bwebadduse nga kati banoonyezebwa.

Nampiima asinzidde wano nalabula abo bonna abakozesa enguudo okukomya okuvugisa ekimama kuba  obubenje obusinga buvudde ku nsobi ezikolebwa abagoba ate nga zisobola okwewalika

.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist