• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Abakulira Akakiiko k’ebyobulamu basisinkanye Minisita Nankindu

Gambuuze by Gambuuze
May 3, 2022
in Amawulire, Eby'Obulamu
0 0
0
Abakulira Akakiiko k’ebyobulamu basisinkanye Minisita Nankindu
0
SHARES
44
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Abakulira akakiiko k’ebyobulamu mu Bwakabaka basisinkanye Minisita avunaanyizibwa ku by’obulamu n’embeera z’abantu mu Buganda, Owek. Dr. Prosperous Nankindu Kavuma mu nteekateeka y’okwongera okutuusa empeereza ku bantu ba Kabaka.

Bano bakubye ttooci mu bigendererwa, ebituukiddwako  mu mwaka 2021/ 2022 awamu nebisuubirwa okukolebwa mu mwaja gw’ebyensimbi 2022/ 2023 mu mwaka  okutumbula embeera z’abantu ba Kabaka.

Okusinziira ku alipoota Minisitule y’ebyobulamu gyeyanjulidde akakiiko yalaze  nti abantu ba kabaka bajjumbidde nnyo enteekateeka y’okugaba omusaayi nga mu masaza Kyaddondo, Kyaggwe,Singo,Bulemeezi,ne Busiro Yuniti  z’omusaayi eziwera emitwalo 6 nokusoba zezakungaanyizibwa.

Minisita Nankindu ayanjulidde akakiiko ebirala ebituukiddwako neyeebaza abantu ba Kabaka okubeera abawulize eri enteekateeka ez’enjawulo ezigendereddwamu okukyuusa embeera zaabwe omuli okwegemesa COVID-19 awamu n’okugaba omusaayi ssaako okulwanyisa Mukenenya wadde wakyaliwo okusomoozebwa.

Owek.  Nankindu alaze ng’omulimu omunene ku Mukenenya bweguli mu  abantu abawangaalira ku bizinga nga kalangala akawuka gyekali mukwegiriisa.

Akulira akakiiko kano, Owek Richard Kabanda  agamba Obwakabaka bubadde busaale nnyo mu kulwanyisa ekirwadde kya Covid 19 nakawuka ka mukenyenya kyokka nga wakyaliwo omulimu munene ogw’okukola okwongera okutumbula ebyobulamu nembeera zabantu yensonga lwaki akakiiko kano wekali.

Ebiva mu bukiiko buno bikolebwamu alipoota eyawamu eyanjulwa eri Olukiiko lwa Buganda olukulu olwo nerusalawo engeri y’okwanganga ebibeera bivumbuddwa.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist