• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Emisinde gy’Amazaalibwa gyongezeddwayo – Owek. Mayiga

Gambuuze by Gambuuze
April 11, 2022
in Amawulire
0 0
0
Emisinde  gy’Amazaalibwa gyongezeddwayo – Owek. Mayiga
0
SHARES
82
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Katikkiro  Charles Peter Mayiga ategeezezza Obuganda nti emikolo egikulembera awamu n’egy’entikko egy’ Amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II  egy’emyaka 67 gyongezeddwayo.

Bino Owek. Mayiga  abyogeredde mu Bulange mu lukiiko lwa bannamawulire ku Mmande bw’abadde ayogera kukwongerayo omukolo gw’Amazaalibwa ga Kabaka ag’omwaka 2022.

“Muntereeza eza bulijjo tudduka Ssande ekulembera Amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka naye tekyasobose, okusooka emijoozi gyakatuuka era wenjogerera giri nab’omusolo . Eky’okubiri Omutanda taliiwo. Kale netulowooza nti ensi tusaana tugitegeeze ddi lwetunadduka,” Owek. Mayiga bw’agambye.

Kamalabyonna Mayiga ategeezezza nti basuubira okudduka mu mwezi gw’okutaano naye olunaku lwennyini bajja kulutegeeza ensi.

Owek. Mayiga agamba nti tebayinza kukola mikolo gino mungeri epapiriza kuba emisinde gino  gigendererwamu okulwanyisa akawuka ka Mukenenya okulaba nti omwaka 2030 wegunatuukira nga afuuse lufumo era gwe mulamwa gw’Omwaka guno nakunga abantu okugijjumbira.

Ye  Minisita w’abavubuka emizannyo n’okwewummuzaamu Owek. Henry Kiberu Ssekabembe  ategezezza nti enteekateeka yonna empya yakutegeezebwa abantu ba Beene akadde konna.

Kinajjukirwa nti amazaalibwa gano gakuzibwa buli nnaku z’omwezi 13/ 04 buli mwaka era Ssande eddirira amazaalibwa wabaawo emisinde gimubunabyalo okulwanyisa endwadde enjawulo wabula emyaka 3 egisembyeyo omutanda yasiima emisinde gino gibeere ku kulwanyisa Mukenenya.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist