• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obufuzi

Ssegirinya ne Ssewanyana basindikiddwa mu kkooti enkulu ku ttemu ly’ebijambiya

Gambuuze by Gambuuze
March 28, 2022
in Eby'obufuzi
0 0
0
Ssegirinya ne Ssewanyana basindikiddwa mu kkooti enkulu ku ttemu ly’ebijambiya
0
SHARES
66
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Masaka – Buddu

Omulamuzi wa Kkooti esookerwako e Masaka, Christine Nantege asindise ababaka Muhammad Ssegirinya ne Allan Ssewanyana mu kkooti enkulu batandike okwewozaako ku misango gy’okutta Joseph Bwanika eyatemulwa wakati mu ttemu ly’ebijambiya elyakyaaka ennyo omwaka oguwedde mu bitundu by’e Masaka ne Lwengo.

Omuwaabi wa gavumenti Richard Birivumbuka ategeezezza kkooti nga bwebalina omuntu omulala  Wilson Ssenyonga gwebagasse ku fayiro eno nga kigambibwa nti ono ababaka okuli Muhammad Ssegirinya ne Allan Ssewanyana bamuwa ssente nebamulagira atte Joseph Bwanika.

Omu ku bannamateeka b’ababaka bano Erias Lukwago ategeezezza nti bazze basuubira abantu baabwe okweyimirirwa kuba emyezi 6 egiragirwa mu mateeka omuntu okubeera ku alimanda ku musango guno giweddeko nga tewali nsonga lwaki basigala mu nkomyo.

Erias Lukwago agamba nti beewunyiza okulaba nti ate oludda oluwaabi lugattako  omuntu omulala nga Ssenyonga  agambibwa okutta Joseph Bwanika ku biragiro by’ababaka bano oluvannyuma lw’okubasisinkana ku bbaala ya Happy Boys mu Ndeeba.

Lukwago annyonnyodde nti oludda oluwaabi lulemeddwa okunnyonnyola engeri Bwanika gyeyattibwamu kuba tebamanyi oba  Ssenyonga yatuga mutuge oba yakozesa kissi era tebamanyi oba yamutta namuziika bw’omu.

Omuloodi agattako nti kibeewunyisa okulaba nti Bwanika eyattibwa mu kitundu kye Lwengo yali tamanyise era nemu kkooti tebalabayo wadde ow’oluganda lwe  era nebyaliwo mu nsisinkano mu Ndeeba wakati wa  ababaka ne Ssenyonga tebyogerwako wadde ssente zebamuwa okusobola okulwanirira obuwanguzi bwabwe nabwo obutayogerwako.

Maama w’omubaka Ssegiriinya nga abaddewo ku kkooti eno, Justine Nakajumba alaze obutali bumativu ku bibadde mu kkooti nategeeza nti Ssenyonga mupange nga aleeteddwa gavumenti okwongera okukuumira mutabani we mu nkomyo.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist