• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Tewali bwetaavu bwakukyuusa Ssemateeka ku bikwata ku Sipiika – Prof Kanyeihamba

Gambuuze by Gambuuze
March 28, 2022
in Amawulire
0 0
0
Tewali bwetaavu bwakukyuusa Ssemateeka ku bikwata ku Sipiika – Prof Kanyeihamba
0
SHARES
48
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala – Kyddondo

Eyaliko omulamuzi wa kkooti ensukkulumu, Prof. George Kanyeihamba era eyakulira akakiiko k’ebyamateeka mu ‘Constituent Assembly’ okukola Ssemateeka wa 1995 awakanyiza eby’okukola ennongoosereza mu nnyingo 82 okuggyamu eky’okulonda Sipiika mu bwangu singa ekifo abaddewo ava mu bulamu bw’ensi.

Kino kiddiridde  amaloboozi agawera okuvaayo nga gasaba ennoongosereza zikolebwa mu tteeka lino oluvannyuma lw’ okufa kwa Sipiika Jacob Oulanyah nga okusinziira ku tteeka tewali kirala kisobola kukolebwa mu Palamenti okuggyako nga Sipiika omuggya amaze okulondebwa.

Pulezidenti Museveni y’omu ku bawakanyiza kino nga bweyabadde ku mukolo gw’okulonda n’okulayiza Sipiika omuggya Anita Among, yategeezezza nti ekola eno siyabuntu bulamu nga omufu abeera alina okuweebwa ekitibwa sosi bantu kuvaayo kutandika kulwanira kifo kyabaddemu nasaba kino kitereezebwe.

Prof. Kanyeihamba agamba nti bwebaali bakola ssemateeka eno teyali nsobi nga abamu bwebalowooza era baalina ensonga lwaki bakireka bwebatyo.

Okusinziira ku Kanyeihamba wadde ng’ etteeka liragira omumyuka wa Pulezidenti okutwala obuyinza singa Pulezidenti abaddeko afa naye ku kya Sipiika kya njawulo kuba ekifo kino kifugibwa mu kulonda era asinga okuweza omuwendo gw’ababaka abamulonda yatuula mu ntebe eno.

Kanyeihamba  asabye wabeewo okwebuuza nga ennongoosereza zino tezinakolebwa era bamanye lwaki abakola ssemateeka ensonga eno baalina okugireka nga bweri era ayagala bakomye n’okukola ennoongosereza mu Ssemateeka buli webabeera baagalidde.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist