• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Poliisi erabudde abeerimbika mu ddembe lyabwe okuvvoola ery’abalala

Gambuuze by Gambuuze
February 28, 2022
in Amawulire
0 0
0
Poliisi erabudde abeerimbika mu ddembe lyabwe okuvvoola ery’abalala
0
SHARES
52
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Poliisi erabudde  nti tegenda kukkiriza muntu yenna kukozesa lulimi luvvoola eri omulala ng’ayita ku mutimbagano n’eraga nti abantu nga Munnamateeka Isaac Ssemakadde gwe bagamba nti si wa kitalo okuvvoola abalala ng’agamba nti akozesa ddembe lye erimuweebwa Ssemateeka.

Ku kino omwogezi w’ekitongole kya poliisi ekibuuliriza ku buzzi bw’emisngo, Charles Twine agamba nti bayise  Ssemakadde okubuuzibwa ku by’okukozesa olulimi oluvvoola wamu n’okwezinga ku Mulamuzi Musa Ssekaana owa kkooti enkulu awamu n’abakungu ba gavumenti abalala.

Poliisi era egamba nti abantu abamu bavudde ku nkola ennungi ey’okugonjoola obutakkaanya ne badda mu kwonoona amannya g’abalala naddala abakozi ba gavumenti. Ebikolwa bino ku bantu poliisi b’egamba nti babeera bakola mirimu gyabwe birina okuvumirirwa.

Abakuumaddembe beebuuza ebigendererwa by’abantu bano era ne balabula nti buli muntu akola bino agenda kusisinkana omukono gw’amateeka annyonnyole ebigendererwa bye.

“Tosobola kuzuukuka ku makya n’ovuma Sipiika, n’ovuma omulamuzi oba omukulembeze w’eggwanga. Tetusobola kubakkiriza era abamu tubawulidde nga bagamba nti ddembe lyabwe okuvuma abantu abalala nga babayita abasiru.” Twine bw’agasseeko.

Poliisi egamba nti wadde bannansi balina eddembe lyabwe mu nnyingo ya Ssemateeka eya 43 naye ate tebakkirizibwa kulinnyirira ddembe lya balala era kiswaza bwekikolebwa ku bakulira ekitongole ekiramuzi kyennyini, tosobola kubeera Munnamateeka ate n’ovuma abalala.

Bano bagamba nti bajja kwekebejja emitwe gy’abo abagambibwa okuvvoola abalala bwekizuulibwa nti balamu olwo basobole okusimbibwa mu kkooti babitebye.

Twine era alabudde abantu ku mitimbagano okwewala okusaasaanya obubaka buno kuba basobola okwesanga nga nabo omukono gw’amateeka omuwanvu gubatuuseeko.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist