• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Balambudde ekifo ewagenda okuzimbibwa eddwaliro ly’Obwakabaka

Gambuuze by Gambuuze
February 24, 2022
in Agafa e Mengo, Amawulire, Eby'Obulamu
0 0
0
Balambudde ekifo ewagenda okuzimbibwa eddwaliro ly’Obwakabaka
0
SHARES
173
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Kyaggwe

Abakungu ba Buganda enkya ya leero ku Lwokuna balambudde  ettaka ewagenda okuzimbibwa eddwaliro lya Buganda okusobola okutuusa obujjanjabi obw’omulembe ku bantu ba Ssaabasajja Kabaka ate mu bwangu.

Bano ababadde bakulembeddwamu Ssentebe wa Buganda Twezimba, Omuk. John Fred Kiyimba Freeman balambudde ettaka mu Ggombolola za mutuba etaano  okuli; Nakisunga, Ngogwe ne Nyenga mu ssaza ly’e Kyaggwe mu distulikiti y’e Buikwe,  okwekenneenya ekifo Obwakabaka  we buba buzimba eddwaliro eriri ku mutendera gwa Health Centre IV.

Omuk. Kiyimba ategeezezza nti, “Beene yasiimye amasaza asatu gazimbibwemu eddwaliro limu limu era ekituleese kwe kulaba kifo kya ekisaanidde, obwetaavu buli luddawa? Tutumiddwa Kabineeti y’Obwakbaka bwa Buganda okujja okulaba ebifo bino.”

Ono ategeezezza nti abantu ba Buganda ebbanga lyonna babadde basaba eddwaliro kuba obwetaavu webuli n’obulumi kale nga kye baliko kwekukola alipoota naye n’asaba abantu okumanya nti omulimu guno gutandise era basuubira enteekateeka eno okubuna amasaza gonna.

Omuk. Kiyimba abasabye okumanya nti ekigambo ky’obulamu kikulu nnyo era Omutanda yasazeewo okugisoosowoza okusobola okukuuma abantu be nga balamu.

Omwami wa Ssaabasajja Kabaka  ow’eggombolola y’e Nyenga Mutuba etaano,  Benson Ssenyonga ategeezezza abakungu ba Beene nti wakyaliwo ekizibu ky’ekibbattaka mu ggombolola ye era ayagala kirwanyisibwe mu bwangu nga Buganda ekolera ku ttaka lino.

Ye alamulirako Beene essaza Kyaggwe Ssekiboobo Boogere Lubanga Mulembya agambye nti  eddwaliro lino lyakufaayo nnyo okutumbula ebyobulamu by’abantu ba Kabaka ate nga tebakulembezza nsimbi.

Kinajjukirwa nti emirundi mingi Ssaabasajja Kabaka azze akubiriza abantu be okwekuuma nga balamu bulungi, nga bettanira abakugu mu byobulamu ng’obudde bukyali okwewala okufiirwa obulamu.

Obwakabaka era bwabakana n’eddimu ery’okubunyisa obujjanjabi mu bantu nga butegeka ensiisira z’ebyobulamu okugaba obujjanjabi obw’obwereere era enkola yaagugenda mu maaso mu masaza gonna aga Buganda.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist