• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Abavubuka basabiddwa obuteetundako ttaka

Gambuuze by Gambuuze
February 24, 2022
in Agafa e Mengo
0 0
0
Abavubuka basabiddwa obuteetundako ttaka
0
SHARES
108
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Lubiri – Mmengo

Abavubuka  bakubiriziddwa okwewala okwetundako ettaka  wabula balwane okulikuuma nga bayita mu kukolerako emirimu gy’enkulaakulana nga bettanira enteekateeka za Buganda  balifunemu era bakyuse embeera zaabwe.

Okusaba kuno kukoleddwa Omulangira Felix Muteesa bw’abadde atikkula Amakula agaleeteddwa eggombolola ya Mutuba 4 Makulubita mu Lubiri e Mmengo leero ku Lwokuna.

” Ensonga y’ettaka Ssaabasajja Kabaka yatuteerawo ekitongole kya Buganda Land Board kale bannaffe tugende  tuwandiise ebibanja byaffe, tufune ebyapa byaffe, balekere awo okutuyiikiriza ewaffe.” Omulangira Muteesa bw’ategeezezza

Omulangira Muteesa avumiridde ebikolwa by’okugobaganya abantu ku ttaka ebicaase ensangi zino kyoka  n’asaba abo abawangaalira ku ttaka lya Beene okufaayo okunyweza obusenze bwabwe   era n’abavubuka bakomye okutunda ettaka nga bagula Boodabooda.

Ono asabye abavubuka ba Kabaka okukola ennyo era beekume nga balamu nga beetangira ebirwadde ebizibu nga Mukenenya awamu Corona kuba akyaliwo.

Bano abaleese Amakula babadde bakulembeddemu  eggombolola ya Mutuba IV  Makulubita ng’ekulembeddwamu Omumyuka wa Kkangaawo owookubiri  Nkonge Ddamulira Beene n’Omwami w’eggombolola eno Goliath Lumbuye .

Ye Katikkiro w’ebyalo bya Kabaka, Omuk. Moses Luutu asabye Pulezidenti Museveni okutema empenda okulwannyisa  ekibbattaka ekicaase ensangi zino nga kino kyegiriisiza ne mu bitundu ebirina ettoffaali eddene bye ligatta ku gavumenti ye okuggya mu buyinza kyokka ne bitafiibwako.

Omwami w’eggombola eno, Lumbuye Goliath ategeezezza nti  Bannabulemeezi  bawulize eri Beene wabula n’avumiririra abantu abalinnyirira n’okutyoboola ennono za Buganda  n’asaba bakolebweko kubanga kittattana ekitiibwa kya Buganda.

Amakula agaleeteddwa  mubaddemu; emmere, ebibala, ebisolo n’ebintu ebirala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist