• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obufuzi

Ne bwebuliba ddi Kakwenza ajja kuvunaanibwa – Gavumenti

Gambuuze by Gambuuze
February 11, 2022
in Eby'obufuzi
0 0
0
Ne bwebuliba ddi Kakwenza ajja kuvunaanibwa – Gavumenti
0
SHARES
42
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Gavumenti etegeezezza nti omuwandiisi w’obutabo Kakwenza Rukirabashaija alina okusisinkana omukono gw’amateeka lw’aliba akomyewo mu ggwanga.

Kino kyogeddwa omwogezi w’ekitongole ekiramuzi Jameson Karemani n’akakasa nti wadde balabye ebiyiting’ana ku mitimbagano nga biraga nga Kakwenza bwe yadduse mu ggwanga naye kkooti ekyamusuubira ku lunaku lwennyini lwe yalagirwa.

“Tubirabyeko mu mawulire nti yafulumye eggwanga naye ffe ng’ekitongole ekiramuzi tulinze kutegeezebwa mu butongole. Era tumusuubira okuba nti akyalimu mu ggwanga.” Karemani bw’annyonnyodde bannamawulire.

Karemani agamba nti tebasobola kusalawo kiddako mu musango gwa Kakwenza okutuusa ng’olunaku lw’alina okubeererako mu kkooti lutuuse.

Kakwenza yali yeeyimirirwa ku kakalu ka kkooti ku misango egyekuusa ku kuvuma n’okuvvoola Pulezidenti Museveni ne mutabani we Muhoozi Kainerugaba ng’ayitira ku kibanja kye eky’omutimbagano gwa Twitter.

Kyakakasiddwa nti ono yadduse mu ggwanga nga Febraury 9 nga kati ali mu ggwanga lya Malawi gy’asuubirwa okuva okugenda e Bulaaya.

Kino kyaddiridde kkooti okugaana okumuwa ppaasipooti ye okusobola okugenda emitala w’amayanja okufuna obujjanjabi oluvannyuma lw’okutulugunyizibwa bwe yali mu mikono gy’abeebyokwerinda ng’akwatiddwa.

Bwe yabadde ayogerako ne munnayuganda munnamawulire akolera mu Amerika Remmy Bahati, Kakwenza yategeezezza nti yakozesezza obumu ku bukubo obuliraanye ensalo n’asobola okutuuka e Rwanda ng’eno gye yafunidde ebiwandiiko bye yakozesezza okugenda e Malawi.

Minisita w’ensonga z’amawulire, Chris Baryomunsi ono yamuwadde amagezi okussa ekitiibwa mu mateeka era akomewo mu kaseera kennyini omusango gwe mwe gulina okuwulirwa.

Munnamateeka wa Kakwenza  Eron Kiiza yategeezeza bannamawulire nti omuntu we yagenze kufuna bujjanjabi era ajja kudda mu bwangu.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist