• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Omukago gwa Bulaaya gusabye abasibe  abaakwatibwa ku by’obufuzi bayimbulwe

Gambuuze by Gambuuze
February 7, 2022
in Amawulire
0 0
0
Omukago gwa Bulaaya gusabye abasibe  abaakwatibwa ku by’obufuzi bayimbulwe
0
SHARES
40
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Musasi Waffe

Kampala

Omukago ogugatta amawanga mu Bulaaya ogwa ‘European Union (EU) gulabudde gavumenti ku bikolwa by’okuvvoola eddembe ly’obuntu ebyeyongera buli lunaku nga bwe bigenda okugizaalira ebizibu.

Bano bafulumizzaawo ekiwandiiko enkya ya leero nga February 7, 2022, bategeezezza nti kitutte omwaka mulamba ng’ebikolwa ebirinnyirira eddembe ly’obuntu byeyongera bweyongezi omuli; okutulugunya, okubuzaawo abantu, okukwata abalwanirizi b’eddembe, ababaka n’abalwanirira obudde, ekyongedde okusiiga gavumenti ekifaananyi ekibi.

“ Ab’ebyokwertinda okumala gakwata abantu ne babasibira mu bifo ebitali mu mateeka, okubasiba ebbanga eddene awatali kusimbibwa mu kkooti, okubatulugunya awamu n’okulinnyirira eddembe ly’ababaka ba Palamenti.” Bye bimu ku binokoddwayo omukago guno.

Bano beegasse ku Amerika ebadde yaakamala okuvumirira ebityoboola eddembe ly’obuntu n’esaba gavumenti okukuuma eddembe lya bannansi.

Kinajjukirwa nti Ssabbiiti ewedde emitimbagano gy’abuna ebifaananyi by’abantu abatulugunyizddwa nga mu bano mulimu omuwandiisi w’obutabo,  Kakwenza Rukirabashaija eyasibwa okumala omwezi mulamba kubigambibwa nti yavvoola Pulezidenti Museveni ne mutabani we, Lt. Gen. Muhoozi Kainerugaba.

Oluvannyuma lw’okuyimbulwa, Kakwenza yanyumya ebyamutuusibwako nga ali mu kkomera.

Omulala ye mukwanaganya w’ekibiina kya National Unity Platform (NUP) e Kasese, Samuel Masereka naye yavaayo n’alumiriza ab’ebyokwerinda olw’okumutulugunya ne bamuteekako ebiwundu ebyamaanyi.

Bulaaya esabye gavumenti ya Uganda okukola okunoonyereza ku bikolwa bino ebigenda mu maaso awamu nebyo ebyaliwo wakati wa Novemba 18 ne 19, 2020 ebyaleka ng’abantu abawerako bafudde.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist