• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Abalung’amya b’emikolo basabiddwa okunyweza obwassseruganda

Gambuuze by Gambuuze
January 12, 2022
in Amawulire
0 0
0
Abalung’amya b’emikolo basabiddwa okunyweza obwassseruganda
0
SHARES
55
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Abalung’amya b’emikolo basabiddwa okubeera n’obwasseruganda bulijjo okusobola okugenda mu maaso wamu ne mu kiseera kino nga beetegeka okulonda obukulembeze bwabwe obubatwala mu Buganda.

Okusaba kuno kukoleddwa Ssentebe w’Olukiiko olugenda okukubiriza okulonda kuno, Grace Nansubuga Lubowa bw’abadde atongoza enteekateeka y’okulonda kuno mu Bulange e Mmengo ku Lwokubiri.

Era abasabye bulijjo okukuuma ekifaananyi ky’Obwakabaka, ennono n’obuwangwa wakati nga bakola emirimu gyabwe beewale okwerumaaluma.

Mu musomo ogusembyeyo, Minisita avunaanyizibwa ku buwangwa, ennono n’obuwangwa, Owek. Kyewalabye Male abanjulidde olukiiko olugenda okubiriza okulonda kuno wadde nga kuzze kwongezebwayo olw’ekirwadde kya Ssennyiga Corona ekyatabangula buli kimu mu ggwanga.

Kitegeerekese nti aboogezi b’emikolo abakeewandiisa wansi w’Obwakabaka bali 624 era be basuubirwa okwetaba mu kulonda kuno.

Ssentebe w’abalungamya bano Hannington Ssonko asabye banne okukuuma empisa mu kulonda kuno era bafube okubeera abeerufu.

Abalung’amya bano baweereddwa ekiwandiiko ekigenda okubalambika nga balonda abakulembeze baabwe era okusinziira ku kiwandiiko, kakuyege yenna alina kutandika nga  January 26, 2022 okutuuka nga February 8, 2022.

Ekiwandiiko kino era kirambika bulungi obukwakkulizo obuteekeddwa ku muntu yenna ayagala okwesimbawo okusobola okuteekawo obwenkanya.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist