• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Bakutte omusajja agambibwa okupangisa ettaka lye batendekereko abayeekera

Gambuuze by Gambuuze
January 3, 2022
in Amawulire
0 0
0
Bakutte omusajja agambibwa okupangisa ettaka lye batendekereko abayeekera
0
SHARES
65
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Poliisi mu ggwanga eriko omusajja gw’ekutte nga kigambibwa nti aliko ekitundu ekinene ku ttaka lye kye yapangisizza eri ekibinja ky’abayeekera ekipya kitandike okutendekerako abantu abanaatabangula emirembe mu ggwanga.

Ab’ebyokwerinda bagamba nti mu mwezi gumu bakutte abantu abasoba mu 20 nga bonna bakibiina kya Uganda Coalition Forces of Change (UCFC) abaagala kusuula gavumenti nga bakozesa emmundu.

Bw’abadde ayogerako ne bannamawulire, omwogezi wa poliisi mu ggwanga, Fred Enanga agamba nti bongedde amaanyi mu kunoonya abali mu kibinja.

“Twakutte Lwanga Samuel Ssengonzi omutuuze we Kassanda ng’agambibwa okupangisa ekitundu ku ttaka lye eri ekibinja kya abayeekera  batendekereko abantu abaabwe kati ono avunaanibwa emisango gw’okugezaako okuwagira ebikolwa by’ekiyeekera.” Enanga bw’agambye.

Okusinziira ku Enanga balina n’omuntu omulala  Alex Bogere eyakulembeddemu ab’ebyokwerinda n’abatwala mu nnimiro ya kasooli mu Wakiso ewabadde wakwekeddwa emmundu endala eyabbibwa oluvannyuma lw’okulumba poliisi.

Emmundu eno, Enanga agamba nti basanze amasasi 18 ku ago 30 agagibeeramu, gakozesebwa era n’akakasa nti omuyiggo gw’okuzuula emmundu endala ebbiri  ezabbibwa ku bapoliisi nagwo gukyagenda mu maaso.

Enanga agamba nti abayeekera b’akabinja kano baakakwatako 25 era n’asaba abantu okubeera obulindaala kuba abayeekera bano balina enteekateeka z’okulumba poliisi ez’enjawulo.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist