• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyemizzanyo

Masaza Cup 2021: Gomba egudde maliri ne Buluuli, Ssingo eremaganye ne Kabula

Gambuuze by Gambuuze
November 25, 2021
in Ebyemizzanyo
0 0
0
Masaza Cup 2021: Gomba egudde maliri ne Buluuli, Ssingo eremaganye ne Kabula
0
SHARES
66
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange -Mmengo

Ttiimu y’essaza lya Ssingo eyongedde okuvumbeera mu mpaka z’emupiira gy’amasaza ez’omwaka guno bw’egudde amaliri ne ttiimu ya Kabula ku ggoolo 2-2 mu mipiira egizannyiddwa olwaleero ku FUFA Technical Centre e Njeru.

Ggoolo za Kabula ziteebeddwa omuzannyi Valentino Odoi mu ddakiika eya 31 ne 38 ate nga eza Ssingo ziteebeddwa Bright Adoa ne Joseph Ssewaali.

Mu ngeri yeemu Gomba nayo egudde maliri ne Buluuli mu kikopo kino  nga guwedde buli ttiimu ebala ggoolo emu.

Gomba eyawangula empaka z’omwaka oguwedde y’esooseewo, era ggoolo yaayo eteebeddwa omusambi Brian Aniku mu kitundu  ekisooka ate nga Abdul Malik y’ateebye ggoolo ya Buluuli mu kitundu ky’omuzannyo ekyokubiri.

Mu mpaka zino, omuzannyi wa Buluuli, Derrick Kaija, Ddifiri Henry  Musisi amuwadde kkaadi emyufu oluvannyuma lw’okuweebwa kkaadi za kyenvu ebbiri olw’okukola ebisobyo.

Empaka zino zigenda kuddamu okuzannyibwa ku Lwomukaaga lwa ssabbiiti eno n’emipiira 2 wakati wa Buluuli ne Ssingo n’ogwa Kabula ng’ettunka ne Kyaddondo.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist