• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Prof. Kanyeihamba atutte Museveni mu kkooti ku by’okuggyawo okweyimirirwa

Gambuuze by Gambuuze
October 18, 2021
in Amawulire
0 0
0
Prof. Kanyeihamba atutte Museveni mu kkooti ku by’okuggyawo okweyimirirwa
0
SHARES
116
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Eyaliko omulamuzi wa kkooti ensukkulumu, Prof. George Wilson Kanyeihamba, agenda mu kkooti  okuwakanya ekya Pulezidenti Yoweri Museveni okuggyawo okweyimirirwa eri abo ababeera bazizza emisango eminene.

Kanyeihamba ayise mu bannamateeka be abakulembeddwa  Omuloodi Erias Lukwago n’agamba nti Pulezidenti Museveni eggwanga takyalitambuliza ku mateeka.

“Nsazeewo oluvannyuma lw’okwebuuza ku famire yange. NRM tekyafugira ku mateeka naye kati eyambibwako emmundu.” Kanyeihamba bw’ategeezezza bannamawulire ku Mmande ku makya.

Omulamuzi Kanyeihamba agamba nti Pulezidenti Museveni okuggyawo okweyimirirwa, ky’alina okusooka okukola kwe kuggya Uganda mu mikago n’endagaano zonna z’erina n’amawanga amalala agakkiririza mu kweyimirirwa, bw’aba ayagala okugenda mu maaso n’entegeka zino.

Mu kwogerako kwe, Pulezidenti Museveni yagamba nti tekisoboka kuwa bateeberezebwa kuzza misango gya butemu kweyimirirwa ate nga be bagambibwa okukolako obutemu bo bafu, kibeera tekikola makulu.

“Sigenda kukkiriza bya kuyimbulwa ku kakalu ka poliisi oba aka kkooti ku butemu. Ng’enda kutuula ne Ssaabawolereza wa gavumenti tulabe bwe tukomya ekintu kino.” Museveni bwe yagamba.

Kino kyatanula bannabyabufuzi, bannamateeka n’abatunuulira ensonga ne bategeeza nti kino kikyamu kuba okweyimirirwa ddembe lya buntu eriri mu Ssemateeka, kuba abantu abasinga bazuulibwa nga baba balangibwa bwemage.

Share this:

Tags: Erias LukwagoProf. Wilson KanyeihambaYoweri Museveni
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist