• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Bannakyaggwe baleese Amakula

Gambuuze by Gambuuze
October 14, 2021
in Amawulire
0 0
0
Bannakyaggwe baleese Amakula
0
SHARES
70
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Mmengo

Abazadde  baweereddwa amagezi  okukozesa ekiseera kino eky’omuggalo okuteekerateekera obulungi abaana baabwe ebikozesebwa ku masomero bagende okugaggula nga balina entandikwa.

Obubaka buno bubaweereddwa  Katikkiro w’Ebyalo bya Kabaka, Omuk. Moses Luutu  bw’abadde  atikkula bannakyaggwe Amakula ga Ssaabasajja mu Lubiri e Mmengo.

Abantu ba Ssaabasajja  okuva mu ggombolola ya Mutuba 9 Goma  mu ssaza ly’e Kyaggwe, bakedde mu Lubiri e Mmengo  okukiika Embuga mu nteekateeka y’okuleeta Amakula.

Bano  bakulembeddwamu  omwami atwala  eggombolola eno, Frederick Mulamba , ng’ali wamu n’abaami ba Kabaka  n’abakulembeze mu gavumenti  eyaawakati  ku mitendera egyenjawulo.

Katikkiro w’Ebyalo, Omuk. Moses Luutu  bw’abadde abatikkula Amakula, awadde abazadde amagezi okweyambisa ekiseera kino eky’omuggalo obulungi okweteekerateekera  okuggulawo amasomero ate nga bateekateeka bulungi abaana baleme kuva ku mulamwa.

Mu ngeri yeemu, Omuk. Luutu  akuubirizza bantu okwerinda  abatemu  abeesomye okutugumbula bannayuganda  nga  babeera  abakuumi abatandikirwako.

Mu alipoota eyanjuddwa abaami ba Ssaabasajja, baloopye Embuga ebimu ku bibasoomooza n’ebituukiddwako wabula ne bawera okuweereza  Ssaabasajja  awatali kumutiirira.

Bannakyaggwe bakiise Embuga n’ebintu ebyenjawulo okuli; emmere, ebisolo, ebibala n’ebintu ebirala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist